Enima eyokukomyawo ettaka eyamba abalimira awatono okufuna ekinene okuva mu kifo ekitono-ekitundu ekisooka.

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=vxZB1NRL4_o

Ebbanga: 

00:09:14

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2022

Ensibuko / Omuwandiisi: 

2021
www.Farmers.co.ke is the site for authoritative multimedia agricultural and agribusiness content«

Enima ekomyawo ettaka otunulira ku kulima mere nyingi mu kifo ekifunda eri abalimira awafunda. 

Eby’efuuna mu ngeri y’obutonde  mwemuli abalimi okuzaamu ebikola  byebagye mu faamu zabwe okusobola okuddamu okubikozesa mu ma famu gabwe era nga kyongera amakungula nga okozesa tekinologiya omwangu.  Okulima ebirme ebyenjawulo kikendeeza ku biwuka n’endwadde era osobola okitukako nga osooka okukozesa ebirime ebyokulabirako (champion planting).   Ekyokulabirako mu n kola eno kwekusimba obutungulu ne spinach wamu  kubanga obutungulu bumanyikibwa okugoba ebiwuka nolwekyo oba ogobye ebiwuka mu ngeri y’obutonde. 

 Enkola ey’obulimiro(beedi)

Enkola e’yokuzawo ettaka mulimu okulimira ku bulimiro/beedi era nga butemwa emirundi ebbiri. Okutema emirundi ebbiri kiyamba amazzi okuyingira mu   beedi  bulungi. 
Ebirime tebirina kulwa mu beedi kubanga bijja kugwa akatale era kino kigobererwa kukuyusa bisimbibwa.  Muno okyusa kyewali wasimba nokurula olujjegere lw’ebiwuka n’endwadde. Eddagala ly’ebiwuka eryobutonde lisobola okufunibwa  okuva mu busaka nga okazza ebikoola okufunamu ensaano. 

 Enima y’ebirime

Okulima ebirime nga ogenderera kunonyereza mu nkola eno opimira ku fuuti 100 ku 100  okusobola okukola okusalawo okwobukungu eri abalimi abatono okukikopa.  Ebikollebwa biwandikibwa  ku buli kirime  n’akika kya ttaka. 
Ebirime ebinansi ebyamanyira embeera y.obudde nekitundu faamu weeri bikubirizibwa okukozesebwa kubanga bigumira omusana era by’etaaga amazzi matono. 

Enkola e’yokugabanya

Okufunamu ennyo, omulimi akubirizibwa okukozesa ebintu 60% ku birime ebya Carbon, ebintu 30% ku birime ebirina emirandira egyenjawulo wamu nebitundu 10%   ku nva endirwa.  Nakavundira  asobola okukolebwa ebimera bya Carbon  ate nga ebirina emirandira egy’enjawulo mulimu lumonde. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:20Enima ekomyawo ettaka otunulira ku kulima mere nyingi mu kifo ekifunda eri abalimira awafunda.
01:2101:59Eby'efuuna mu ngeri y'obutonde mwemuli abalimi okuzaamu ebikola byebagye mu faamu zabwe okusobola okuddamu okubikozesa mu ma famu gabwe era nga kyongera amakungula nga okozesa tekinologiya omwangu.
02:0003:02Okulima ebirme ebyenjawulo kikendeeza ku biwuka n'endwadde era osobola okitukako nga osooka okukozesa ebirime ebyokulabirako (champion planting).
03:0304:00Enkola e'yokuzawo ettaka mulimu okulimira ku bulimiro/beedi era nga butemwa emirundi ebbiri.
04:0104:46Okukyusa kyewali wasimba nokutula olujjegere lw'ebiwuka n'endwadde.
04:4705:35Eddagala ly'ebiwuka eryobutonde lisobola okufunibwa okuva mu busaka nga okazza ebikoola okufunamu ensaano.
05:3606:58Okulima ebirime nga ogenderera kunonyereza mu nkola eno opimira ku fuuti 100 ku 100 okusobola okukola okusalawo okwobukungu eri abalimi abatono okukiko.
06:5907:38Ebirime ebinansi ebyamanyira embeera y'obudde nekitundu faamu weeri bikubirizibwa okukozesebwa .
07:3908:34Ensonga enkulu okukozesa ebirime ebinaansi kubanga bigumira omusana era by'etaaga amazzi matono.
08:3509:14Okufunamu ennyo, omulimi akubirizibwa okukozesa ebintu 60% ku birime ebya Carbon, ebintu 30% ku birime ebirina emirandira egyenjawulo wamu nebitundu 10% ku nva endirwa.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *