Okwetolola ensi yona ebintu 16% eby’amataka okulimwa wamu neby ebyomuddo biteberezebwa okuba nga byesigamye ku nima y’akintabuli.
Nga ebitundu 1/3 eby’emiti bisangibwa ku malimiro, bikola kyamanyi eri ekyukakyuka y’embeera y’obudde nga bigya omukka omubi ogwa carbon era nekiyamba okugumira embeera. Okugeza, kikendeeza ekkabyo eriva ku bbugumu eri ebirimeoba nokongera kubivamu sente eri omulimi mufuna mpola. Kulwo busobozi obunene bwebutyo, enima y’ekintabuli kitundu kinene mukuzawo ebintundu era nga kizaanya kinene mu kulwanyisa enkyukakyuaka mu mbeera y’obudde. Enkola z’okuzawo ebitundu ebinene zetagisa okwesigama ku biki ebivaamu. Ebimera byona mu nima ey’ekintabuli bigya omukka omubi mu bbanga.
Emiti egyembaawo egirwa mu nimiro
Emiti gy’embawo egiwangaala mu nimiro gisobola okukwata omukka gwa Carndioxide mu buli kitundu negimutereka okumala ebbanga eriwera okusinga biri ebimala mu nimiro ebbanga etono. Enduli gyekoma okugejja bwebungi bwa Carbondioxide aterekebwa mu nduli n’emumirandira. Okugeza omuti ogw’emyaka 160 oguli ku lubalama lwe’nyanaja nga enduli ya bugazi bwa 70cm, gusobola okutereke tani mukaaga eza carbon dioxide.
Emiti bwegitemebwa, carbon ayinza okusigala mu mbawo ezikozesebwa mu8 kuzimba oba okukola ekigimusa kya bio char okuszawo obugimu mu ttaka. Naye nga sibuli muka ogwobutwa ogufumulwa mu banga gusobola okwewalibwa mu biseera by’omumaso.
Ebikolebwa ebirungi mu kulima
Ebyokulabirako ebirala mulimu; obugimu obuva mu bikoola wamu nokubika nokukekereza ebigimusa. Okusimba ebirime ebigatta Nitrogen mu ttak. Kino kyongeza ku bugimu bw’ettakawamu n’amazzi okusigala mu ttaka n’ekikendeeza obwotavu bwokufukirira nokukozesa ebigimusa ebikolerere.
Okusimba emiti gyebisikirize okutumbula ku mbeera y’omutaka, okukendeeza ebbugumueri ebirime n’ebisolo nokukendeeza ekyeeya. Ebika ebyenjawulo nga bigatidwa nga bikwatibwa ebiwuka n’endwadde z’anjuwulo kijja kubikendeeza. Kino kikendeeza okukozesa eddagala erifuyirwa.
Okufundikira
Enima ey’ekintabuli ekozesebwa nga enkola eyobuwangaazi nga eri amakungula eri abalimi okumaala ebyaasa. Okuzimbira ku bumanyirivu, okubikwaganya mu nima eriko kati mu kulima emere wamu nokugaziya enkola ezimanyira e,bera mutendera gwa manyi nnyo mu kulima okwoluberera okufunamu emere. Enima y’emere egumira embeera esobola okukendeza wamu nokugumira enkyukyuka mu mbeera y’obudde.