Enima ey’ekintabuli kyeki

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=UTwtFVv8wkQ

Ebbanga: 

00:02:24

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agroforestry Systems
»«

Nga emu ku nkola ezongera ku buwangazi bw’obutonde, enima y’ekintabuli ekolebwa olwebirungi byerina.

Engeri enima y’ekintabuli gyelongosa embeera y’obutonde, eyongera ku bungi bwebintu ebiramu mu kifo, eyamba mu kukuuma ettaka n’amazzi, eyongera n’ekumutindo gw’embeera z’ebisolo wamu nokwongera ku bungi bwebikungulwa nolwekyo kikolwa kirungi okukola ku faamu. 

 Enima ey’ekintabuli wamu n’ebika byayo

Kwekulima mu miti  era kubamu okulimira mu nimiro ez’omuddo okusubola buli kimu okufuna mukinakyo. 
 Mu ngeri yemu, ebika by’enuima y’ekintabuli mulimu emiti-nobuluzi muno nga tulundira mu miti, emiti-nokulima nga mulimu okusimba emiti nga bwolima mu kifo kyekimu. Ebika ebirala  mulimu emiti-obulimi-obulunzi wano nga osimba emiti nga bwolima ebimera ngate olunda, obukomera,  ebisulwamu wamu nebikwata  amazzi, okulima emiti sako n’obulimiro bw’awaka.
 Ekisembayo, emigaso mulimu okukungula ebintu ebyenjawulo, okwongera ku mbeera y’ebintu ebiri wansi womuti, okukuuma amzzi, okutumbula ku bungi bwebitonde wamu n’okutumbula ebyobulamu by’ensolo.  Wabula, ebibi mulimu emiti okukula empola, abalimi obutaba n’abukugu wamu nokulwanira ebiriisa. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:10Enima y'ekintabuli Kwekulima mu miti .
00:1100:20Kwekugata enimiro z'ebirime mu samba z'omuddo.
00:2100:33Ebika mulimu emiti-nobulunzi, emiti-nokulima, emiti okulima-nokulunda, nobukomera.
00:3400:38Ebiki n'obulimiro bw'awakaa ebirala mulimu ebisakate wamu nebikwata ettaka n'amazzi, okulima ebibira
00:3900:56Emiti-nobulunzi mubamu okulima emit nga bw'olunda
00:5701:14Emiti-n'obulimi mubamu emiti n'ebimera
01:1501:24Ekika ky'enima kisinzira ku nkozesa ya ttaka, okusanira wamu n'embeera z'obudde.
01:2501:33Emigaso mulimu amakungula amangi, ebikungulwa eby'enjawulo, okulongoosa e,mbera awali emiti.
01:3401:41Kiyamba mu kukuuma ettaka n'amazzi, kyongera ku bungi bw'ebitonde wamu n'okutumbula omutindo wgw'ebisolo.
01:4202:04Ebisomoza mulimu emiti okukula empola. abalimi betaaga obukugu wamu nokulwanira ebikola.
02:0502:24Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *