Engeri y’okutegekamu okufukirira kw’amatondo

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=z0IZugG2RqU

Ebbanga: 

00:03:07

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2019

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Farmers Friend
»«
Okufukirira ebirime okw’entonyeze kugenda mumaaso nga kukiriza amakungula g’obulimi okuyita mu mwaaka gwona.
 
Tandika nga  oyunga akasiba kunkomekerero y’olupiira era ojeko akasaanikira okutuusa okupika amazzi mulupiira bwekuggwa. Kozesa waya okunyweeza empiira okuyita mumpuku era osaleko okuja kw’amazzi era olupiira olukulu lwa yiinki 3 okumpi nemubukyiika bwempuku.

Entegeka y’okufukirira

Nga otegeka okufukirira kw’amatondo, yunga  akasiba k’amasanyalaze diguli 90 ku lupiira olukulu, gattako empiira ezisigade ku kasiba k’amasanyalaze era okasale kayimpawe okusobola okukola ekituufu. Genda mumaaso nga oyunda akasengeja ku mpiira.
Mungeri y’emu nga weyambisa akuuma akakuba obutuli, kola obutuli kulupiira olukulu kumabanga gew’etaaga era sindika akasiba akayitibwa drip valve mubuli kituli nga okakasa nti zombi langi eya bululu n’enzirugavu zisibidwa mukiyitibwa valve era nga okola kino, oyina okuwulira eddoboozi erikuba nga otadde mulupiira. Nyweeza langi enzirugavu kulupiira olukulu era ojeyo obukozesebwa mukusiba empiira obw’abuli layini era obukw’ase kukiyitibwa drip tape valve.
Mukugattako, nga okakasa nti drip mita zitunudde wagulu, luze mumufuleje mu merezo, sika drip tape osale obuwanvu era oddemu enkola eyo kubuli lupiira. Yunga amazzi gyegava ku valve esengeja era opike amazzi okusobola kujamu obukyaafu byonna. Kino kikolebwa nga oziba obutuli bwonna n’opika amazzi okuyita mulupiira olukulu.
Sibako akasaanikira ku power lock flush valve okuva kumutendera 1era osumulure akatuli kamu ku kamu okutuusa nga amazzi gaufulumye mu drip tape awo siba valve era oddemu enkola eno okutuusa nga empiira zonna zivaamu amazzi.
Ekisembayo gattako ekiyitibwa drip tape flush valve kubuli nkomerero yabuli lipiira.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:27Tandika nga oyunga power lock fush valve kunkomerero y'olupiira.
00:2800:32Jako akasaanikira okutuusa nga okupika amzzi kuwedde.
00:3300:44Kozesesa obusiba obw'ebyuuma okunyweeza ekiyitibwa block tubing okuyita mu mpuku.
00:4500:51Saleko okuja kw'amazzi era olupiira olukulu lwa yiinki 3 okumpi nemubukyiika bwempuku.
00:5200:57Yunga power lock eri amazzi gyegava nekulupiira olukulu.
00:5801:04Yunga empiira ezisigade ku power lock era ogiyimpaye okusobola okutuukiriza ekigendererwa.
01:0501:13. Genda mumaaso nga oyunda akasengeja ku mpiira ne power lock adaptor.
01:1401:27Nga weyambisa akuuma akakuba obutuli, kola obutuli kulupiira olukulu kumabanga gew'etaaga.
01:2801:41Sindika akasiba akayitibwa drip valve mubuli kituli nga okakasa nti zombi langi eya bululu n'enzirugavu zisibidwa bulungi ku valve.
01:4201:45Nyweeza langi enzirugavu ku lupiira olukulu.
01:4601:50Jayo obukozesebwa mukusiba empiira obw'abuli layini era obukw'ase kukiyitibwa drip tape valve.
01:5102:01Kakasa nti drip metres zitunude waggulu.
02:0202:06Za'ayo mumufuleje mu merezo, sika drip tape osale obuwanvu.
02:0702:10Damu enkola eyo kubuli lupiira.
02:1102:15Yunga amazzi gyegava ku valve esengeja.
02:1602:36Pika amazzi okusobola kujamu obukyaafu byonna.
02:3702:40Ddamu enkola eno okutuusa nga empiira zonna zivaamu amazzi.
02:4102:48Ekisembayo gattako ekiyitibwa drip tape flush valve kubuli nkomerero yabuli lipiira
02:4903:07Mubufunze.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *