Engeri y’okusimbamu omuti gwa ovacado

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=SDGW1jmhxws

Ebbanga: 

00:04:14

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2017

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Queensland Agriculture
Okusimba emiti gya ovacado mu butuufu bwagyo kikulu nnyo mu kutandika ennimiro ennungi era ereeta amagoba.

Okusimba obulungi endokwa za ovacado emu ku ngeri y’okutandikamu ennimiro ennungi era ereeta amagoba.

Ngatonnasimba ovacado, londa ekifo ekirungi aw’okusimba ovacado. Amazzi okubeera nga gamala mu ttaka kirungi eri ovacado era kyekiva kikubirizibwa okukola ebikata amazzi gasobole okuggwa amangu mu ttaka. Gezesa ettaka mu myezi egy’enjawulo nga tonnasimba olwo oteekemu ebyetaagisa oba ebigimusa nga tonnasimba. Kebera endokwa okakase nti nti nnamu bulungi, ennyingo ewagattirwa ebirime era nga n’emirandira tegirina bulwadde.
Endabirira y’endokwa
Endokwa zikuumire mu kifo awatali mpewo era kakasa nti zifukirirwa buli kadde ng’okozesa amazzi amayonjo.
Endokwa bweziba nga zaaguma olw’omusana, osobola okuzisimba butereevu mu kasana naye bweziba tezaaguma, ziteeke mu nnyuma erimirwamu era ozireetere okuguma mpola mpola.
Nga tonnasimba, siiga enduli ppaka wansi ne langi enjeru okuzeewaza okwokebwa akasana.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:14Okusimba obulungi endokwa za ovacado emu ku ngeri y'okutandikamu ennimiro ennungi era ereeta amagoba.
00:1500:50Okulonda ekifo aw'okulimira n'enteekateeka z'okusimba emiti gya ovakkedo
00:5101:30Endabirira y'emmerezo y'endokwa za ovacado
01:3103:00Emitendera egigobererwa mu kusimba endokwa za ovacado
03:0103:58Endabirira y'emiti oluvannyuma lw'okusimba
03:5904:14Okusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *