Engeri y’okupanga & okukola; Okukozesa Ebomba eya lita 20 ewekebwa ku mugongo

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=GyenD-9ejvA

Ebbanga: 

05:20:00

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

jonojohno20004
Ekika ky'ekyuma kyokozesa kivirako obungi bw'emirimu gyokola, okutegeka nokubala ebbipimo mu ngeri yemu bikosa engeri ekyuma gyekikolamu omulimu. Omuntu bwaba ategeka ebikola nga tanabigatagata kubikozesa ku faamu, abeera alina okutekawo olupiira lwa pampu mu tanka era nateeka akakuba mu kifo mu butuufu okakasa nti pampu esibidwa bulungi mu kyuma

Okusengeka ekyuma

Sengeka ekinyoola okiteeke ku kyuma kyo era okebere ekyuma nga omaze okukipanga era ekisemabyo pima ebipimo ebyetagisa okufuyira.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:11Tegeka ebintu nga tonaba ku panga kyuma
01:1201:36Olupiira oluva ku pampu luyingize mu tanka.
01:3703:23Yiingiza akakuba mu kifo ekituufu
03:2404:20Sengeka ekikuba era okebere ekyuma nga omaze okupanga.
04:2104:35Funa ebipimp ebyetagisa okufuyira
04:3605:20Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi