Enima eyitibwa Precision agriculture bw‘ebulimi oby‘esigamizibwa ku kwekaanya, okupima n‘okutereeza ebyo eby‘etaagisa mu birime.
Mu bulimi buno, abalimi bayina okumanya ebyo eby‘etagisa mukulima era wa, mubipimoki era ddi. Kino ky‘etagisa okukungaanya obubaka obw‘etaagisa okuva mubitundu eby‘enjawulo ku nimiro ku bintu nga ebiriisa byettaka, Okubeerawo kw‘ebiwuka n‘ebirime eby‘onoona ebimera, oby‘akiragala bw‘ekirime, ebit‘ekebwaamu wamu n‘etebereza y‘obudde. Oluvanyuma lw‘okukunganyizibwa obubaka buno bwekaanyizibwa okusobola okukola enambika muby‘obulimi.
Emitendera
Abalimi bayina okubeera nabuli eky‘etagisa n‘okusobola okukyuusa ebikubirizibwa munimiro. Okunogera ekizibu kino amagezi, Abalimi ab‘amaanyi bakozesa ebyuuma eby‘omulemba ebinoonyereza kubikwaata ku ttaka, amakungula n‘obwakiragala by‘ebirime.
Ebyuuma bigattibwa ku mutimbagano era nebisindikibwa butereevu kukitebe ky‘ebyobulimi ekyekeneenya obubaka era nekisindika ebigobererwa eri ebyuuma.
Ebisomooza
Newankubadde nga enkola nga zino ziyinza okutasoboka eri abalimira mubifo ebitonotono. Abalimi bano tebayina busobozi bufuna byuuma bino, ebbula ly‘amagezi okua ebyuuma ebitasobola kukola nga tewali abiddukanya wamu nobutabeera na busobozi okupangisa omuntu amanyi okubikozesa.
Ebiseera ebisinga ebintu ebigendera ku byuuma tebibeerawo mubuntu oba nga tewali mutimbagano oba obutabeerawo bw‘abakozi abayina obumanyirivu.
Amagezi
Mu magezi mulimu; Obw‘angu mu kukozesa ebyuuma, ebyuuma okupima amazzi muttaka olunyu wamu n‘ebiriisa, emikutu emyangu mukutambuza obubaka wamu nengeri y‘okuyungibyaamu kumutimbagano.
Engeri eriwo empya yey‘okutondawo emikisa abalimi okusasulira obuw‘ereza bwebetaaga buli lwebaba babweetaaze. Waliwo n‘ebitongole ebirara ebivuganya okutuusaa ebyuuma ebiyitibwa drone, abekaanya obubaka wamu n‘abateebereza embeera y‘obudde.