Engeri yokukuuma enkoko zo okuva eri obulwadde bwa kawumpuli (Newcastle disease)

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=cSB03G1d8LU

Ebbanga: 

00:06:02

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

SAWBO™ Scientific Animations Without Borders
Okulunda enkoko, enkofu, sekkoko wamu nebinyonyi ebirala okufunamu amagi ne nyama wamu nokutunda mu katale, ngeri ekyasinze okuwa abawaka emere enamu, enungi ku bulamu wamu ne sente eri abamaka. Endwadde wabula, zikosa ebirundibwa. Kawumpuli aleterbwa virus era asigibwa mangu mu nkoko, ssekoko , wamu n'ebinyonyi ebirala ebirundibwa. kawumpuli asobola okutta enkoko zona eziri mu kisibo mu naku ntono ddala.

 Olwokuba ebyekiririisa ekyawaggulu eri abalunzi, obulunzi bw’ebinyonyi businzira ku kika n’omutendera gwa tekinologiya akozesebwa. 

Okulunda ebinyonyi kukolebwa kufunamu maggi, nyama, sente wamu n’ekalimbwe akozesebwa mu nimiro mu nima ey’obutonde  wabula, kawumpuli aletebwa akawuka ka virus era nga asigibwa mangi nnyo  era asobola okutta enkoko mu kisibo mu naku ntono. 

Enzijjanjaba ya kawumpuli

 Nga kawumpuli asasana ebinyonyi ebiramu bwebikwatagana nebimera ebirwadde, engeri endala gyezikawtibwamu ava  binyonyi ebigulibwa mu katale, ebikozesebwa ebitali biyonjo , kalimbwe wamu n’ebisibo ebirirwanawo. Obubonero mulimu okwasimula, okukolola, okusika omuka, okuzimba amaso, kalimbwe owamazzi ga kiragala, okulya ekitono oba obutalira ddala, okumanyuka ebyooya, okusumagira, obutaba nabyooya, okutagalatagala wamu n’okukyuka ensingo. 
Okugattako, okwewala obulwadde, ekinyonyi kyona ekirina obubonero buno kirina okwawulibwa mangu ddala era nekitekebwa wala neggana era nokuyita omukugu okuwebwa ku magezi. Weyongere osale ebinyonyi ebiraga obubonero bwobulwadde obuyitiride era obizike oba ebyokye okusanyizibwawo. 
Okwongerako, lwanyisa nga ogemesa ebinyonyi buli luberera, okuume obuyonjo mu kisibo era oleme kugatika nkoko nebinyonyi ebirala ebirundibwa. Ziwe emere enungi eyenkoko bwoba ozita  era ozigemese kawumpuli  oluberrera.
Ekisembayo, yogerako nabakugu bebisolo okufuna ku kuwabulibwa. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:38Okulunda ebonyonyi okufunamu amagi, enyama oba okutunda.
00:3900:58Kawumpuli aletebwa akawuka ka virus era asigibwa mangu.
00:5901:04 Kawumpuli aletera enkoko zona mu kiyumba okufa mu naku ntono.
01:0501:18 Asigibwa nga ebinyonyi ebiramu byegatta n'ebirwadde.
01:1901:37Ebirala mulimu okuva ku bikozesebwa ebikyafu.
01:2001:57Obubonero mulimu, okwasimula, okukolola, okusika omukka, okuzimba amaso, kalimwe wamazzi nga wa kiragala.
01:5802:04Ebirala mulimu okulya ekitono, okumanyuka ebyooya, okusumagira, obutaba nabyoya.
02:0502:20Ebirala mulimu okutagalatagala, nokukyuka ensigo.
02:2102:30Ebinyonyi byona ebirina obubonero birina okwawulibwa mangu ddala era nebitekebwa wala n'eggana.
02:3102:38Yita omukugu mu byobulunzi akuwe ku magezi.
02:3902:52Ebinyonyi ebiraga obubonero obususe bisale obiziike oba obyokye.
02:5303:10Wewale obulwadde nag ogemesa ebinyonyi oluberera.
03:1103:31Ebinyonyi ebidibye mu katale tobigata nabirala okumala wiiki 3.
03:3203:43 Kuuma obuyonjo mu kisibo.
03:4404:09Bwekiba kisoboka, sawo ekkomo ku nkoko okwegata mu binyonyi ebirala ebyawaka.
04:1004:40Biwe emere endala e ungi eri enkoko ezitebwa.
04:4104:50 Gemesa ebinyonyi kawumpuli oluberera.
04:5105:12Yogerako nomukugu akuwe ku magezi.
05:1306:02mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *