Olwokuba kya mugaso, obungi n‘omutindo gw‘omuwemba kisisnzira ku mutindo gwa nsigo nengeri gyegulimibwamu.
Omuwemba gukwata kyakutaano (5) okuba ekomugaso mu lunyiriri lw‘ebirime eby‘empeke mu nsi ekulakulana era nga gulimibwa mu bintu eby‘okulukalu, awatali nkuba wamu nawakalu ddala. Gulimibwa mu biseera eby‘enkuba ate era nga nekuba bweba eweddeyo. Guvaamu emere enkalu ey‘ebisoolo bwekiba nga balunda nokulima wamu.
Okulima omuwemba
Omuwemba gulimibwa mu ttaka omuli amazzi agakendede nga ofunamu emirund 7 buli ha. Kino kikolebwa nga okabala ettaka ezito oba ekunkumufu eriva okukungulwamu ebirime ebigatta ekirungo kya nitrogen mu ttaka. Enimiro erimibwa emirundi ebbiri nga obunyogovu obukuuma mu kiseera nga gukula.
Ekyokubiri, ensigo zinyike mu ddagala zinyikire okusobola okukuuma omuwemba nga gumeruse okuva eri ebiwuka. Osimba obungi bw‘ensigo 10kg/ha. Ebinya mu lunyiriri bisimibwanebitekebwamu ebigimusa nga weyambisa obuuma okusobola okubiteekamu nga byenkanankana mumabanga ga 45*15 cm
Bwomala tekamu 40kg eza Ntrogen wamu ne 20kg eza Phosphorus buli hactare nga ekigumusa ekisooka mu ttaka nga ogenda okusimba era ofuyire omuddo nga wakamala okusimba. Era lwanyisa omuddo oluvanyuma lw‘enaku 25-30 era olwanyise ebiwuka nga ofuyira. Omuwemba gukulira wakati w‘enaku 110 ku 120 wabula gukungulwa nga gwengedde nga wabulayo enaku 15 okutuuka kubanga erigambibwa.
Ebirungi by‘omuwemba
Empeke z‘omuwemba ziribwa ng emere nansangwa wabula obuwunga bwagwo babukozesa okukola kyapati, obuugi, ebyokukanda, emberenge ate era nga emere y‘ebisolo. Gukozesebwa nemubulunzi nga ebikolo bikungulwa nebiterekebwa okukozesebwa mu biseera ebyomumaso.
Nekisemberayo ddala, gukozesebwa nga emere, emere yebisolo, omuddo, ebyaayi, wamu nga ekirimere ekyemigaso emingi.