»Endabirila enungi ey‘ente z‘amatta mu biseera by‘obutiti okusobola okufunamu«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=pLN9VDKWkCg

Ebbanga: 

00:03:15

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Digital Agriculture
» Akatambi kano kalimu ebikolebwa mu biseera by‘obutiti okukuuma ente z‘amatta okuva eri obunyogovu nga okozesa ebintu ebisaniira okugeza ekkutiya, amataundubaali nebirala. Okuziwa ebirungo mu muddo omukaze nga mutemeteme n‘ebisubi ebivaako omuceere oba engaano n‘omunyo omutabule. Okutekamu ebireeta ebbugumu ebirala nga amataala, ebiwujjo era nokusasanya ebisusbi wansi ebyokwebakako«

Endabirila y‘omubutiti kwekugoberera ebikolebwa mu biseera by‘obutiti okukuuma ente z‘amatta okuva eri obunyogovu.

Obunyogovu mubifo ebisolo webiwumulira buziretera ekabyoekivaako okwesaala kubizivaamu era nokwongera omuwendo gw‘obuyana oguffa ekivirako okufirwa ekinene ku mafaamu, nolwekyo kyetaagisa okukakasa nti otekaawo embeera esobola okukuuma obulamu bw‘ensolo mu biseera by‘obutiti.

Ebikolebwa okukuuma ebbugumu.

Kakasa nti buli kasera enyumba y‘ebisoslo ebikidwa nga okozesa ebintu nga ekutiya n‘amatundubaali okuyiita mu biseera by‘obutiti.

Okwongerako, ensolo ziwe ebisubi ebitemeteme nobusubi bwoku muceere nga bitabudwaamu ebirungo kubanga bino biyamba ebisolo okukola ebbugumu mu mubiri wamu n‘amaanyi

Okweyongerayo, ensolo ziwe omunyo omutabule kubanga gukiyamaba okulwanisa obunyogovu

Ate era ofunire obuyana ebivaamu ebbugumu ebirala mu budde bw‘ekiro okugeza etaala okukendeeza kubiva mubunyogovu.

Nekisembayo ensolo ozaalire wansi naddala obuyana okukendeeza okukosebwa okuva ku bunyogovu mu nsolo

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:25Okukwasaganya obutiti kiyamba okukuuma ente z‘amatta okuva eri obunyogovu
00:2601:09Enyumba y‘ensolo gibikke nga okozesa ebintu ebisaniide
01:1002:12Ensolo ziwe ebisubi ebikalu nebiva mu nimiro z‘omuceere nga bitemeteme nga obitabudde mu ekirungo.
02:1302:30Ensolo ziwe omunyo omutabule
02:3103:02Tekamu ebintu ebirala ebireeta ebbugumu omuli obuyanamu budde bwekiro.
03:0303:15Obuyana buterewo ebisulwako

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *