Empeenda z’okufuniramu amagoba amangi okuva mu kulunda enkoko

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=cNzE3TF8qpE

Ebbanga: 

10:23:00

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2022

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agribusiness Insider
Okutandika okulunda enkoko okw'amagoba kyangu era kyetagisa mitendera myangu, kirungi okumanyanga sente ezirina okutekebwamu okwewala okusasanya ennyo pkusobola okufuna amagoba amangiko. Kakasanga nti okendeeza sente zotekamu mu kuliisa kuba zikola ebintu 70 ku 100 mu kulunda enkoko. Okwongerako, wewale endwadde era enkoko oziwe emere eyomutindo. Era webuuze ku basawo b'ebisolo singa wabawo obulwadde obubalukawo okwewala okufirwa.
Okutandika okulunda enkoko okw’amagoba kyangu era kyetagisa mitendera myangu, kirungi okumanyanga sente ezirina okutekebwamu okwewala okusasanya ennyo pkusobola okufuna amagoba amangiko. Kakasanga nti okendeeza sente zotekamu mu kuliisa kuba zikola ebintu 70 ku 100 mu kulunda enkoko. Okwongerako, wewale endwadde era enkoko oziwe emere eyomutindo. Era webuuze ku basawo b’ebisolo singa wabawo obulwadde obubalukawo okwewala okufirwa. 

Okulunda okw’amagoba

Tandika n’akumanya kika kya lulyo lw’enkoko lwoyagala okulunda olwo okole okunonyereza ku katale eri ebiva mu bulunzi bw’enkoko. Era, tegeera obukodyo obwetagisa mu kulunda enkoko era okunganye amagezi weyongereko. Era wewale okusasanya enyo era ogule obukoko obw’omutindo omulungi okuva eri abesigika. Okwongerako kendeeza ku sente z’emere era ofune abakozi abo boka abetagiisa. Okugattako, gatako omutindo ku biva mu kulunda enkoko nga oyonja amaggi, wamu nokubaaga enkoko okusobola okufuna amagoba amangi. Ekisembayo, webuzenga ku balunzi abatutumufu mu nkoko wamu nabasawo b’ebisolo. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:17Okutandika okulunda enkoko okw'amagoba kyangu era kyetagisa mitendera myangu.
01:1802:05Zuula ekika ky'enkoko ekyokulunda nga osonzira ku bwetaavu.
02:0603:34Kola okunonyereza ku katale k'enkoko wamu nebivaamu okumanya obwetaavu bw'abaguz.
03:3504:23Wekebere oba olina obukugu obumala okulunda enkoko era ofune amagezi amalala.
04:2404:57Webuzengako ku bakafulu b'enkoko wamu n'abasawo b'ebisolo.
04:5805:39manya kyolina okutekamu nga olunda , wewale okutekaamu enyo era ogule obukoko nga bw'amutindo.
05:4007:41Kakasa nti okendeeza ku sente z'emere, wewale endwadde era oziwe emere eyomutindo.
07:4208:38Webuuze ku basawo b'ebisolo bwewabawo obulwadde obugwawo era ofune abakozi abetagisa.
08:3910:23Kakasa nti ogatako omutiondo ku biva mu nkoko okugeza nga oyoza amaggi saako nokubaaga.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *