Okuteekateeka awalimibwa n‘okwewala omuddo kyongera ku makungula ga muwogo.Mukwongerako, okukabala ng‘osimba ku ntumu y‘ettaka nga olekawo ennyiriri ng‘ogaseko endabirira endala ennungi nakyo kyongera ku makungula ga muwogo.
Bulijjo yambala ebikukuuma eri obulabe bwoyinza ofuna nga ofuuyira kasooli eddagala ,era eddagala erita obuwuka ku birime likolla nnyo ku birime ebyakiragala. Okutuuma ettaka ng‘olekawo ennyiriri kirungi nnyo kiyamba okutereka amazzi era kirwisaawo omuddo okummera. Okwongera kw‘ekyo, okukabala ettaka kuwewula ettaka ,kuziyiza omuddo,kuyamba emirandira okuyingira mu ttaka era kwanguya okufulumya kw‘ebirungo ebiva mu ebigimusa eby‘obutonde alwo amakungula negeeyongera .
Engeri y‘okulima mu muwogo.
Woba olima muwogo londa enimiro eri ku ngeri y‘akaserengetto, ng‘ erina ettaka eggimu eritaregamya mazzi kinno kiviirako muwogo okukula obulungi.Olumala, saawa ennimiro omuddo weguba guli ku buwanvu bwa 50cm naye weziba teziwera kozesa eddagala erifuuyirwa. okufuuyira kukole nga ebimera birina langi ya kiragala. Mu kwongerako, kabala ettaka era olime mu omuddo nga wayiseewo wiiki 2 kubanga eddagala likola nnyo ku bimera ebyakiragala. Era kabala ettaka emirundi ebiri okusobola okuliwewula, okwewala omuddo, okuyambako emirandira okuyingira mu ttaka, n‘okwanguya ebirungo okuvva mu bigimusa ebikolebwa mu butonde okuyingira mu ttaka n‘amakungula okweyongera.
Okutangira omuddo
Enkuba ng‘emaze okuttonya, simba mu kipimo kya 1 mita mukwawula ennyiriri ne 0.8 mita wakati w‘ebirime mu nnyiriri okusobola okumanya obungi bw‘ebirime ebisimbibwa ku buli yiika. Okwongere kwekyo, fuuyira ebimera ng‘okozesa eddagala eritta obuwuka eryamangu mu saawa 24 okutta omuddo. Era lambulirira ennimiro osobole okusimba mu mabanga muwogo watamera. Ekisemba yo,lima omuddo oguli mu nimera ookusobola okwewala okuvuganya kw‘ekitangaala okubaawo wakati w‘omuddo n‘ekimmera kyo,amazzi ,n‘ebirungo ebitumbula enkula y‘ekimera n‘osobola okwongeza amakungula.