»Ebirungi ebiri mu kuyunga ebirime«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=Ctz_fBLM6Ak

Ebbanga: 

00:02:09

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Brainy.Garden
»Ebirungi by‘okuyunga. Okuyunga ebirme kikolwa ekimanyikidwa ennyo mu balimi abanoonya okufuna abatunulira okufuna amagoba n‘abo abatunulira okwanguyirwa. Okuyunga kusobola okukolebwa abalabirira enimiro okufuna ebimera ebyenjawulo.«

Okuyunga ebirime kikolwa ekikolebwa okusinga abalimi abafuna amagoba nabo abatafuna okwetolola ensi era nabalabirira enimiro okufuna ebimera eby‘enjawulo.

Ekitundu ekyawaggulu ku kimera ekiyungibwa kiyitibwa tabi (scion) era ekyawansi kiyitibwa nduli (root stock), okuyunga ebirime bino kyamugaso nnyo naddala eri abalimi be bibala okuyunga okwenjawulo okubanguyira okuyiga.

Emigaso eri abalimi

Okuyunga kuleeta okufuna ebika by‘ebimera ebyawufu naddala ebibala ebisikiriza abalimi n‘ababirya ekyongera ku katale kabyo.

Engeri emiti ejimu gyegikwatibwa enddwadde amangu mu budde obubi nolwekyo okuyunga emiti ngegyo kyongera ku bugumu bwagyo eri obulwadde. Okwongerako ebirme ebiyunge bisaako ebobala n‘ebimuli mangu bwogerageranya n‘ebyo ebitali biyunge elireeta okubala ebimuli n‘ebibala amangu ddala.

Ate era ebikozesebwa mu kuyunga by sente ntono bwogerageranya nokusimba ensigo olwo nno nekitaasa abalimi okusasanya enyo sente.

Okuyunga mu ngeri yemu eyongera ku mutindo gw‘ebibalal, ebikoola n‘ebimuli bwogerageranya ku bimera ebukizibwa okuva mu nsigo era ne‘kisembaya okuyunga kuyamba okukyusa enfanana y‘ebirime okwawukana ku buzaliranwa bwabyo.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:23Okuyunga ebirime kikolwa ekikolebwa okusinga abalimi abafuna amagoba nabo abatafuna
00:2400:51Okuyunga kuleeta okufuna ebika by‘ebimera ebyawufu, kyongeza ku kugumira endwadde.
00:5201:07Ebibala n‘ebimuli bikula mangu.
01:0801:23Ebikozesebwa okuyunga bya beeyi ntono bwogerageranya okusimba ensigo.
01:2401:38Okuyunga kuleeta ebibala ebyomutindo, ebikoola n‘ebimuli.
01:3901:50Okuyunga kuyamba okukyusa enfanana y‘ebimera.
01:5102:09Okusiima.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *