Okufumba ng’okozesa soya

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://sawbo-animations.org/88

Ebbanga: 

00:03:52

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2014

Ensibuko / Omuwandiisi: 

SAWBO
Akatambi kano kakulaga ennyanjula y'ebirungi ebiri mu soya n'emigaso gye..

Soya alimu ekiriisa ekizimba omubiri ,era  kino kitukuuma nga tuli balamu bulungi kino kyetaagibwa nnyo mu ku kuuma ebinywa by’enjala nga bigumu n’okukuza enviira.

 Ekiriisa ekizimba omubiri kirimu asidi ayitibwa amino eyetaagibwa ennyo mu mubiri. Ekiriisa kya soya osobola okukifuna okuva mu matta agalimu soya,n’enva ezikoleddwa mu soya. Osobola okufumba n’okulya soya mu ngeri nnyingi ezenjawulo.
Ebiruungi ebiri mu soya
Soya alimu ekiriisa ekizimba omubiri.Ayamba mu kutereeza endiisa era wateekebwa mu mugatti ,mu byokulya ebikoleddwa mu mmere ey’empeke n’ebyo ebikolebwa mu nnyama abiretera okuwooma.
Soya akolwamu obw’okulya obuyitibwa soya nuts,obuwunga n’ekirungo ekizimba omubiri ekiwomesa enva z’ennyama.Soya era ayamba mu ku kekereza ensimbi ezisaasanyizibwa ku ndiisa ne ku kuwoomya emmere.
Soya asobola okugatibwa mu buli kirungo  kubanga empooma ye egendera mu buli kirungo.Era ateeka obuwomi obusufu mu mmere n’okugisaamu ekiriisa.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:54Ebirungi by'ofuna mu soya
00:5501:09Ekiriisa ekizimba omubiri
01:1001:15Soya w'osobola okumugya
01:1601:19Amatta agalimu soya,enva ezikoleddwa mu soya,n'ekyokulya ekiyitibwa tofu
01:2001:25Soya ayamba mu kulongoosa endiisa n'obuwoomi
01:2602:26Soya bamukola mu obwokulya obuyitibwa soy nutts,obuwunga n'ekirungo ekizimba omubiri.
02:2702:47Soya atuyamba okufuna ekiriisa ekizimba omubiri nga toyononye sente ku kugula kiriisa kizimba mubiri n'okuwomya
02:4803:08Soya asobola okugatibwa mu buli kirungo kubanga empooma ye egendera mu buli kirungo.Era ateeka obuwoomi obusufu mu mmere n'okugisaamu ekiriisa.
03:0903:52Mu bufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *