Engeri y’okukuuma ebbugumu mu bukoko nga tebufa

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=-wW3JZCOMTA&t=50s

Ebbanga: 

00:07:14

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

AGRIBUSINESS INSIDER
Abalunzi b'enkoko abasinga balemererwa olwobuko obuto okufa mu biseera nga buli mu buluda ekibulemes okukula okubiika amaggi n'enyama. Mu lutambi luno, ntade wamu engeri 14 okukendeeza kukufa kw'obukoko mu faamu y'enkoko zo. Okufirwa ebintu 10%, kiragirwo nti waliwo ekikyamu . Olutambi luno lulimu byona ebiyinza okuvaako okufa mu nkoko wamu nengeri y'okubyewala mu bukoko obuto olwo obeere omulunzi w'enkoko omuwanguzi.

Okufa kw’obukoko obuto mu naku zabwo ezisooka ebiseera ebisinga tekyebereka. Ebintu 1-5% okufa kiba kitegerekeka naye bwekisuka wano olwo kiba sikyabulijjo.

Okukendeeza kukufa, gula obukoko okuva eri  abesigika kuba obuzibu butandikira mu kugula kika kibi ekyobukoko nga sibulamu. Ebizibu ebitawanya obukoko biyinza okuva ku lulyo mwebuva. Nga omaze okugula obukoko, wekenenye obulamu bwabuli kakoko era obuwe ebbugumu erimala mu buluda kubanga bwerisuka oba bweriba tono kibuvirako okufa. 

 Endabirira y’obukoko

Kuuma egana lyo  okuva eri obunyogovu. Kino kikolebwa nga obuteramu omuliro mu biseera byobunyogovu. 
Kuma mwezinywera n’emwezirirz nga biyonjo. Birongose buli kumakya era amazzi n’emere ebyasigalidde obiyiwe wala okwewala ensanafu okulumba faamu. 
Kendeza ku mikisa gyokuziyira kwobukoko nga awava ebbugumu watekebwa mumakati, wewale okulekana okwekibwatukira okumpi ne famu era otangire ebirya obukoko. 
Ebinyonyi byo bikuume okuva endwadde ezitabulira mu mpewo era enkoko toziriisa mere ewumbye. 
Ebinyonyi byo sooka obiwe amazzi nga tonabiwa mere okukendeeza ku mikisa wamu nokwewala okwetuuma  kubanga enkoko zisanyukira nnyo emere okusinga amazzi nolwekyo kiziwugula. 
Enkoko zikuume eri ebiziyiganya , okuume obuyonjo mu kiyumba era oziwe amazzi agamala wamu n’emere mu binyonyi. 
Goberera enkola eyokujjanjaba n’okugema nga ogemesa ebinyonyi okuva eri obulwadde obusigibwa ennyo okugeza Newcastle, fowl typhoid, Gumboro nebirala. Era wemanyize  okuleta omusawo okuzikeberako. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:40Ebintu 1-5% okufa kiba kitegerekeka naye bwekisuka wano olwo kiba sikyabulijjo.
00:4101:16gula obukoko okuva eri abesigika era wekebejje buli bulamu bw'akinyonyi.
01:1701:51Ebinyonyi bitekemu ebbugumu mu buluda era obikuume okuva eri embeera y'obudde eyobunyogovu.
01:5203:08Kuma ebinywerwamu n'ebirirwamu nga biyonjo, era okendeeza emikisa gyokuziyira.
03:0903:29Kuuma ebinyonyi obutafuna ndwadde eziyita mu mpewo.
03:3004:21Towa nkoko zo mere ewumbye era obukoko obuwenga amazzi nga tonaziwa mere.
04:2205:42Kuuma faamu yo okuva eri ebirya enkoko era okuume obuyonjo mu kiyumba.
05:4307:06Enkoko ziwe emere n'amazzi, goberera entekateka z'okugema era omusawo azikeberengako oluberera.
07:0707:14Okufundikira

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *