Ebirime ebiramu nga birina obuwuka bwomutaka obulungi

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/healthier-crops-good-micro-organisms

Ebbanga: 

00:16:11

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2022

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Access Agriculture
Tabula ekirungo ekirungi ekyobuwuka obutono okuva mu dduka ly'ebirime mu kaloddo n'amazzi, obireke bivunde okumala wiiki. Osobola nokukola ekirungo ekikyo ekyobuwuka obutono nga okozesa ebikola ebyabulijjo. Osobola okutabula ekirungo ekiramusibwa mu mazzi okukozesa ku kirime kyona, okunyikamu ensigo oba okugimuwaza ettaka nolifuula eddamu ennyo. Bwokola kino, ojja kukungula kinene, kirungi okusinga, nag n'ebitonde ebikosa ebirime bikendezebwa saako n'endwadde.

Okusinzira nti eddagala ekole abalimi lyebakozesa lyonoona ettaka eriyimiridewo ku kukulima,  ebirime nabyo bikwatibwa ebiwuka n’endwadde. 

Ebimera, ebisolo wamu n’obuwuka (fungi) ebibeera mu ttaka bifa nebifuuka ekigimusa ekyobutonde okufuula ettaka eriddugavu era nga gimu engeri okukozesa eddagala erikolerere gyeritamu obuwuka obutono obwomuttaka era nettaka liba terisobola kukwata mazzi ekireeta okufukirira. 

Okukola obuwuka obutono 

Nga obuwuka obukozi obulungi gyebutamu obukyafu n’ebuvunza ebimera, buzimba buto ettaka eryononese ku kwebiddagala era nebulaba nga ebirime bikula mangu. Abalimi mulekere awo okukabala ettaka wabula musibe nga mulimu omuddo. 
Obuwuka obukola obulungi busobola okugulibwa kulwebirimeme n’enva endirwa era nga tonabutekamu, ekirungo kitabulibwa okubuzukusa. Kino kigobererwa kugatamu ebijiko 3 ebya kaloddo mu mazzi ga liita 2 agabuguma era nobitabula bulungi.  Ekirungo kiyibwa mu ccupa era nekitekebwa mu misiskirize. Oyongera okugyamu empewo mu mukebe omulundi gumu oba ebbiri mu lunaku okumala enaku 7, obuwuka buba buzukuse. 
Mungeri yemu, obuwuka osobola okubukola mu muceere omutokose, engano oba bongo wa kasooli, empumbu wamu n’amzzi agozeddwamu omuceere. Oteeka embatu 2 ezomukyere n’ebikuta by’ebijjankalo mu nsuwa ey’ebbumaba n’obikako n’olupapula oba olugoye era noteeka enuwa omuli omuceere nga ebbugumu olikumira wamu. Otteke ensuwa omuli ebikuta by’ebijjanjalo wansi mu mabanda nobikako n’ebikoola era nga wayise enaku 5 ku 7, obuwuka obutono buba bumeeze mu nsuwa. 
Tabula ebijiko 12 ebya kaloddoi mu bijjiko 12 eby’amazzi g’omuceere mu nsuwa, oyiwemu ebirungi mu baafu enene olwo agatemi 2l ez’amazzi olwo otabulemu ebijjiko ebya bbongo, 7-8g ez’empumbu, ogatemu 1/2 kyekijjiko ky’obuwuka okuva mu muceere era ogatemue 1/2 ebyekijjiko ky’obuwuka okuva mu bisu by’ebijjanjalo era ogatemu ekirungo. 
Okwongerako, ekirungo kikumire nu jaaga era obitereke awantu awaziyive okuwamala wiiki okusobola okuzukusa obuwuka obutono era obikuleko okugyamu empewo omulundi gumu oba ebbiri mu lu naku wabula ekirungo kiba kikozesebwa mu naku 7. Jungulula 150ml ez’ekirungo ekizukusibwa  mu 15l ez’amazzi era ofuyire ku ttaka olweggulo wamu n’entumu z’anakavundira  akunganyizibwa mu nimiro era ku makya, sasanya nakavundira mu bugimu obuli mu ttaka nga wayise enaku 3 olwo osimbe ebimera. 
Ekisembayo, nyika emirandira gy’endokwa mu kirungo ekijabuludwa nag tonazisimba era mu birime ebilose, fuyira buli wiiki okumala omwezi olweggulo era obbike zi beedi. 
 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:25EEdagala abalimi lyebakozesa lyonoona ettaka.
00:2600:41Ebirime, ensolo wamu ne fungi ebibeera mu ttaka bikola obugimu.
00:4204:38Obuwuka obukyasinze okukola butta obuwuka obubi era n'ebuvundisa n'ebimera ebifudde.
04:3904:51Ekirungo ekika eky'obuwuka kisoboal okugulibwa kulw'ebirime n'enva endirwa.
04:5205:04Nga tonabisaamu, tekateka ekirungo okuzukusa obuwuka obulungi owomugaso.
05:0505:36Gata akaloddo mu mazzi agabuguma otabule bulungi, oyiwe ekirungo mu ccupa okiteeke mu kisikirize.
05:3705:46Gyamu empewo ku mukebe emirundi ebbiri mu lunaku era obuwuka obutono bubera buzukuse mu naku 7.
05:4706:40Obuwuka obutono, bukolebwa mu muceere oguokosebwa, engano oba kasooli, bbongo, empumbu wamu n'azzi omwozebwa omuceere.
06:4106:45Teeka embatu 2 ez'omuceere n'ebikuta by;ebijjanjalo mu nsuwa eyenjawulo.
06:4607:11Bikako n'oluppapula oba olugoye ku nsuwa omuli omuceere mu kifo nga wabeera wabuguma buli kiseera.
07:1207:28Teeka ensuwa omuli ebikuta by'ebijjanjalo wansi w'amabanda era obikeko ebikoola.
07:2908:12Nga wayise enaku 5 ku 7, obuwuka buba bukuze mu nsuwa.
08:1308:29Tabula akalodo mu mazzi g'omuceere.
08:3008:45Ebirungo biyiwe mu baafu era ogatemue amazzi.
08:4609:27Tabula bbongo, empumbu , obuwuka obuvudde mu muceere n'ebijjanjalo, obitablue era ogatemu ekirungo.
09:2809:43Ekirungo kikumire mu mukebe era obiteeke awaziyivu okumala wiiki.
09:4410:24Obikulako ku ccupa omulundi gumu oba ebbiri mu luanku era nag wayise enaku 7, ekirungo kiba kituuse okukozesebwa.
10:2511:14Gyabulula ekirungo n'amazzi era ofuyire olweggulo.
11:1511:40Amakya agaddako, teka nakavundira mu ttaka okumala enaku 3 era osimbe ebimera.
11:4112:26Tabula ekirungo mu mazzi, nyika ensigo era onyike emirandira gy'endokwa nga tonasimba.
12:2712:37Okufuyira ebirime okugyako omuceere, gyabulula ekirungo n.amazzi.
12:3812:47Ebirime ebiamaze okukwata, fuyira nu;li wiiki okuamala omwezi buli lwaggu;lo.
12:4814:25Beedi zibikke era bweba nga enimiro nene nnyo ekirungo kiteeke mu mazzi agafukirira.
14:2616:11Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *