Okusimba ekibira kyeki

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=amtXcNe_Scc

Ebbanga: 

00:03:15

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

One Tree Planted
Okusimba ekibira kunyonyolebwa, Nga oleese okuzaawo ekibira, okusimba ekibira kwekusimba emiti mu kifo awataberangako kibira. Oba kale awantu nga wayise ebyassa okuva lwewabeerawo ekibira.

Okusimba ekibira lwe lugendo lwokusimba ebibira ebipya ddala awatabangako muti wadde. 

Ekibira ekisimbidwa kisobola okuleetawo embeera ebisolo by’omunsiko webyeyagalira, okusaawo emirimu wamu nokufunamu okwenkulakulana eri abetoloddewo era nokwongeza nobusobozi bwa semazinga okunywa omukka omubi ogwa carbondioxide.  Okusimba ekibira kulimu emirundi esatu kwekugamba, okwemeza kwoka, okusimba emiti egyokutunda wamu n’enima eyekitambuli omuli ebirime n’emiti. 

 Engeri z’okusimba ebibira

Okwemeza kw’obutonde. Wano ebibira bisimbibwa nebirekebwa okumala ebbanga epanvu  nga tebitataganyizibwa. Bino byebisinga enkizo mu kunuuna omukka ogwa crabo nokuteekawo amaka g’ebisolo by’omunsiko kubanga wabawo ebika byemiti mingi egyenjawulo, ekireeta obusakativu obukutte nobusobozi okukwata ekitangaala. 
Ebibira ebyokutunda. Wano ebibira bisimbibwa naye nga bigenderede ebintu bimu okugeza embaawo oba okukola empapula.  Bino nabyo bya nkizo okunywa carbon  naye bimala nebitemebwa. 
Enima eyekintabuli.  Kuno kwekuma emiti wamu n’ebirime oba n’okulunda  ebisolo.  Muno mukulu nnyo okufunamu emere wamu n’esente eri ababeera mu kitundu naye olumu kireta okusanyawo ebbibira nga batema emiti okukola amabanga omulimibibwa. 

 Ebisomoza wamu n’obuzibu

 Okusimba emiti mu bungi kiyinza okuvaako enkozesa ye ttaka embi nga kiyinza okuleeta okulwanira ettaka wamu nokwongeza  emiwendo gy’emere. 
Okulonda enkola entuufu eyokusimba ekibira kikulu okukakasa nti abekitundu bafunamu.
Emiti gyetaaga okulabirirwa nga gimaze okusimbibwa okukakasa nti gikula era kino kibaamu okugikuuma abagitema nga tebali mu mateeka. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:40Okusimba ekibira lwe lugendo lwokusimba ebibira ebipya ddala awatabangako muti wadde.
00:4100:50Omugaso gw'ebibira mu butonde.
00:5102:27Engeri ez'enjawulo ez'okusimba ebibira.
02:2803:05Ebisomoza n'ebyokwegendera mu kusimba ebibira.
03:0603:15Okufundikira

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *