» Engeri y‘okukuza embuzi enzikakamu«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=ZS1WCBgWB5Q

Ebbanga: 

00:06:31

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

ShambaniFarm
» Olutambi luno lwogera ku ngeri gyokuzamu embuzi nga nzikakamu. Okugyako ezekika kya Boear okuba nga nzikakamu kubanga kitundu ku butonde bwazo oyinza okufunamu enume ezekiwago nga knambwe. Nolwekyo bwoba onokumira enume awali obuto olina okukakasa nti enume zo nzikakakamu okwewala okulumya obutoo bwo oba omuntu yena azitukirira. Okukola kino tuzitendeka okuva nga nto.«

Enkwasganya n‘endabirira y‘ebirundibwa eyongera omutindo n‘obungi bwobyo ebiva mu byobulunzi ku faamu era n‘okukendeeza ebinubule.

Endabirira y‘embuzi ku faamu ekolebwa nga ogoberera ebikolebwa buli lunaku kubanga kino kikendeeza ku bukambwe bw‘embuzi ku faamu. Obukambwe bw‘embuzi bukyuka ku buli kika kya mbuzi. Wabula, embuzi enkazi zo ziba n‘embeera nga nzikakamu.

Okukakanya embuzi

Nga otandika okutendeka embuzi okuva nga ekyali nto okubeera n‘omukwano nga ogikwatako, okugisanirirangako nga otuuse mu kiyumba okusaawo enkolagana era ogitakuleko ku mugongo era ozanyise omukira gwayo.

Ekisembayo, ensolo ziwe nga okufaayo n‘obudde okusobola okuzimba enkwatagana nayo.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:05Embuzi enkazi ziba n‘embeera nga nzikakamu.
01:0602:33Tandika okutendeka embuzi okuva nga ekyali nto okubeera n‘omukwano.
02:3402:55Gitakuleko ku mugongo era ozanyise omukira gwayo.
02:5604:15Embuzi ezekika kya Boer zirina omukwano okusinga endala.
04:1604:49Ensolo ziwe nga okufaayo n‘obudde okusobola okuzimba enkwatagana nazo.
04:5006:31Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *