»Engeri y‘okumanya embuzi enkazi nga esazze«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=RtU0Dqgl_GU

Ebbanga: 

00:09:31

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

ShambaniFarm
»Wano tulaba embuzi enkazi nga etwalibw aku nume nga olabye obubonero bw‘okusala. Mu lutambi luno tukulaga obubonero obulabika gy‘etuli era n‘oliugendo lwona!«

Kubanga kirungi okusigamu, omutindo n‘obungi obwebiva mu mbuzi bisinzira ku kika nomutendera gwa tekinologiya ogukozesebwa mu kulunda.

Embuzzi enkazi ebeera ku musalo okumala esaawa 24 nga yetegse okulinyirwa enume okusobola okuwaka era kino okirabira ku bubonero. Embuzi enkazi etandika okunyenya omukira era n‘obukyala bwayo nga buzimbye wamu nokuvaamu ebiringa eminyira.

Obubonero bw‘okusala

Embuzi enkazi ewalampa embuzi endala enume etabuka kuba eba ewunyiriza akawowo akava ku nkazi era etandika okukaaba. Ekisembayo, embuzi emala n‘ogwako enaku 150 oba emyezi 5.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:31Embuzi enkazi etandika okunyenya omukira era n‘obukyala bwayo nga buzimbye.
00:3200:44Embuzi enkazi eyimirira bajirinyire wamu nokuvamu eminyira mu bukyala.
00:4501:17Embuzi enkazi ewalampa embuzi endala era enume etabuka nga enkazi esaze.
01:1804:03Akawowo akava mu nkazi nga esaze katuuka ku nume netandiika okukaaba.
04:0409:00Embuzi emala n‘ogwako enaku 150.
09:0109:31Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *