»Engeri y‘okufuna amagoba amangi mu bulunzi bw‘enkoko«

0 / 5. 0

Ensibuko:

Ebbanga: 

00:10:09

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2022

Ensibuko / Omuwandiisi: 

AFRICHIC
»Akatambi kano kanyonyola engeri gy‘oyinza okufunamu ennyo mu kulunda enkoko«

Okusobola okufuna amagoba amangi ddala mu bizinensi y‘okulunda enkoko, oyina okufuna olulyo olutuufu kunanga buli kimu kisoboka okubeera nga kiterezebwa naye olulyo si ly‘elusokelwaako .

Mukubeera n‘olulyo olutali lulungi, tojja kufunamu bulungi nebw‘onaziwa emere esinga okubeera ennungi n‘okuzifaako okukyaasinze tezijja kuwa makungula malungi.

Okulonda olulyo

Kola okunoonyereza nti singa obeera ogenda kulunda nkoko z‘amagi. Osobola okulonda ekika kya highland brown oba bovens brown oba normans brown okusobola okulonda olulyo olukakasiddwa kubanga ziyina amakungula amangi.

Kirungi okutegeera nti sente ezisasaanyizibwa zezimu ku binyonyi bwonna kasita zibeera nga z‘amagi. Newankubadde, nga amakungula g‘awukana n‘olw‘ekyo olulyo lukulu nnyo mukufuna amagoba amangi.

Endiisa

Okulonda ekikka ky‘emere ekirungi era ey‘omutindo kiyamba okufuna amakungula amalungi bw‘ogigereza kw‘etali y‘amutindo. Omutindo gwemere guyamba okufuna amakungula amalungi nga kirabikira ku muwendo gw‘amagi, okw‘eyongera kw‘obuzito oba okuzitowa nkw‘enkoko.

Omutindo gwemere wamu n‘olulyo lw‘enkoko kiwa enkoko endya ennungi.

Enkola z‘okulabirira

Kino kitwaaliramu ebintu ebituufu ebikolebwa mukulunda. Bino mulimu okuliisa enkoko emirundi ebiri buli lunaku wamu n‘okuziwa amazzi agamala, mukufuna ebikolebwa eby‘abuli lunnaku mukulunda enkoko. Kino kiyambako okukendeeza ebanyi era n‘okw‘ongera omutindo wamu n‘okugema, okusala emimwa gy‘enkoko.

Nekisembayo, ky‘amugaso nnyo okusaawo ngeri ez‘okutangiramu eddwadde ku famu mukusobola okufunamu ennyo nga kino kiziyiza okufa kw‘ebinyonyi wamu n‘amakungula ag‘amaanyi.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:30Ofufuna amagoba amangi mu bizinensi y‘okulunda enkoko oba omulimu.
01:3102:10Okubeera n‘olulyo olutuufu olw‘okukuwa amakunkula amalungi.
02:1102:58Kola okun‘onyereza okusobola okufuna obukoko.
02:5904:20Okufuna olulyo olutuufu ky‘amugaso mukusobola okufuna obulungi ebyo by‘osuubira okugyamu.
04:2105:42Okuliisa ebinyonyi emirundi ebiri buli lunako.
05:4306:36Okubeera n‘ebikolebwa eby‘abuli kiseera mukulunda enkoko.
06:3707:34Kuuma langi y‘engoye z‘oyambala.
07:3508:06Enkola nga okugema, okusala enkoko emimwa wamu n‘okwawula enkoko enddwadde.
08:0708:42Enkola z‘okutangira enddwadde ku famu zisaanye okusibwa mukola.
08:4310:09Obufunze.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *