»Okulunda enkoko– Okulunda enkoko kuwa emirimu egisasula era nokuyingiza sente«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=LcqgvFuSMvg

Ebbanga: 

00:03:12

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Business Ideas English
» Okulunda enkoko kuwa emirimu egisasula era nokuyingiza sente. Okulunda enkoko kufuna okwetolola ensi yonna. Kyamaguzi ekitekebwamu ekitono nga magoba mangi kwekunda enkoko z‘enyama. Akatale k‘enkoko z‘enyama: Akatale k‘enkoko z‘enyama kayinza okuba akagazi era nga kongera okukula. Obwetaavu bwazo buli mwaka mu mu tani obukadde 90. Ekyo kinene! Osobola okuziguza abasajja oba amaka ga bakyala, amatundiro gazo, amasomero, woteeri ebitongole, amadduka amanene, ebibiina , abemikolo, abamabagiro nebiralala«

Olwokuba eky‘amaguzi ekirungi, mukulunda enkoko omutindo n‘obungi bisinzira ku mutendera n‘ekika kya tekinologiya ekikozesebwa.

Okulunda enkoko ez‘enyama kufuna nnyo naddala nga olunda nkoko za nyama era munno, wetaaga abakozi batono bwogerageranya n‘ebirundibwa ebirala okugenza ente z,amata, ente z‘enyama nebirala.

Endabirila y‘enkoko

Okuzimba ekiyumba ky‘enkoko z‘enyama, wetaaga okulonda ekifo ekitalegama mu mazzi nga empewo eyitamu bulungi nga enkoko zojja kusobola okukuuma ebbugumu lyazo. Yongera okukendeeza enkyukakyuka y‘ebbugumu nga ekiyumba okizimba nga kitunudde bugwa njuba -buva njuba okwewala omusana okukikubamu.

Mu ngeri yemu, ziwe 0.1sqm wansi buli nkoko 10. Gula obukoko bw‘olunaku olumu okuva eri abaluza abesigika kubanga okukula kw‘enkoko kusinzira ku kika kya bukoko bwoguze.Wekenenye omutindogw‘obukoko nga okebera oba buyonjo, bukalu era nga amaso gatangala nga tebulina bulemu bwona.

Enkoko z‘enyama zitundibwa nga ziwezeza wiiki 6 era mu kino, buli kakoko kalya 4kg era nga webutukira wano buba buzitowa kilo 2.2 ku 2.5. Enkoko zirisibwa kusizira ku mutendera kweziri era emere yazo mulimu etandikirwako, ekuza wamu neyakamalirizo. Enkoko zetaaga amazzi agamala okukula obulungi.

Yongera okuziwa emere endalala nga oyongeraza ku gyezirya okuziwonya ekabyo mu biseera bye buggumu eringi n‘ekisembayo enkoko zitunde mu butale obwokumpi.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:39Okulunda enkoko ez‘enyama kufuna ate era wetaaga abakozi batono
00:4000:58Okuzimba ekiyumba ky‘enkoko z‘enyama, wetaaga okulonda ekifo ekitalegama mu mazzi nga empewo eyitamu bulungi.
00:5901:11Yongera okukendeeza enkyukakyuka y‘ebbugumu nga ekiyumba okizimba nga kitunudde bugwa njuba -buva njuba.
01:1201:22Enkoko ziwe amabanga agamala.
01:2301:52Gula obukoko bw‘olunaku olumu era wekenenye omutindogw‘abwo.
01:5301:57Enkoko z‘enyama zitundibwa nga ziwezeza wiiki 6.
01:5802:07Buli kakoko kalya 4kg okuva ku 0 paka ku wiiki 6.
02:0802:13Enkoko z‘enyama zirisibwa kusizira ku mutendera kweziri.
02:1402:19Emere yazo mulimu etandikirwako, ekuza wamu neyakamalirizo.
02:2002:25Enkoko zetaaga amazzi agamala okukula obulungi.
02:2603:02Yongera okuziwa emere endalala nga oyongeraza ku gyezirya era olwo ozitunde mu butale obwokumpi.
03:0303:12Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *