»Okukozesa ekigimusa kya urea«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=RjeJTmokykY

Ebbanga: 

00:04:03

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2019

Ensibuko / Omuwandiisi: 

How To DIY & VR Gaming
Related videos
»Obungi bwa nitrogen bwoteka ku bimera bya lumonde. Ebika bya lumonde ebimu bisobola notrogen omungi ate ebika ebirala tebimusobola«

Ekigimusa kya Urea kigimusa kyesimbu nga kyabutonde ekiyamba okulongoosa omutindo gw‘ettaka, kyongera nitrogen mu ttaka nekivirako okwongera ku makungula agava mu birime.

Ku ludda olulala ekigimusa kya Urea kirina ebirungi n‘ebibi nolwekyo okuyiga obukwakulizo obwenjawulo obwokumukozesa kiyambaokwewala ebibi ebiyinza okuva mu ku mukozesa nolwekyo kiba kyamugaso okugoberera obukwakulizo bwokumutekamu. Wabula, totekamu Urea nga tonasimba kubanga bwomutekamu nga tonasimba kimuletera okugwamu nga ebirime tebimufunyeemu.

Ebyokugoberera

Tekangamu Urea ku lunaku olunyogovu okwewala okufumuka nga omuka gwa ammonia era okakase nti tewali wadde oba waliwo embuyaga ntono nnyo kuba mu budde bw‘embuyaga Urea amenyeka mangu nga tananyikira mu ttaka.

Okwongerako kozesa ekigimusa kya urea n‘ekiziyiza urease nga tonasimba kuba urease kirungo ekyanguyisa urea okufuuka nitrate era kiyambako okumukumira mu ttaka.

Okweyongerayo urea musasanye abune bulungi okwetolola enimiro era otobye ettaka mangu ddala nga urea tanafuuka nitrate okusomola okukwatira ammnonia mu ttaka olwo okabale okunyikiza ekigimusa nga tekinafumuka nga ammonia.

Naye era wegendereze obungi bwa urea bwoteeka ku lumonde kubanaga ebika bya lumunde ebimu bisobola urea omungi ate ebimu bisobola mutono.

Okwongerako, urea mutekere ddala ku mpeke za kasooli ku lunaku olwekinyika gobe naye tokikola ebbugumu bweriba waggulu kubamaga kiyinza okuleeta okufirwa ammonia. Nekisembayo bwoba omutekamu, kakasa nti urea omutadde yinki 2 okuva awali ensigo y‘akasooli kubanga okuzikonyesako kwenyini kya bulabe era mpolampola kikendeeza amakungula.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:32Ekigimusa kya urea kya butonde, kyesigika, kigatta nitrogen mu ttaka. Mutekemu nga ogoberera obukwakulizo.
00:3301:03Tekamu urea ku lunaku oluwewevu era okakase nti teri mbuyaga.
01:0401:16Kozesa ekigimusa kya urea ne kirungo ezkiziyiza urease nga tonasimba.
01:1701:32Totekamu urea nga tonasimba era kozesanga ekirungo ekiziyiza urease
01:3302:30Sasanya bulungi urea abune mu ttaka era ettaka olitobye nga urea tanafuuka nitrates.
02:3103:22Kabala ettaka bwoba omutekamu era wegendereze obungi bwa urea bwosa ku lumonde.
03:2303:41Urea mutekere ku mpeke z‘ebirime eby‘emepke ku lunaku olwa kinyika gobe naye tokikola ku bugumu.
03:4204:03Apply urea 2 inches from corn seeds. Urea muteeke yinki 2 okuva ku nsigo ya kasooli.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *