»Okukola omuzigo gwa shea«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=V95gT6fHZHU&t=249s

Ebbanga: 

00:07:19

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2012

Ensibuko / Omuwandiisi: 

PCV Media
»Abakola obwannakyewa mu Peace Corps balaga engeri abakyala abakozi abe Ghana gye bakolamu omuzigo gwa shea.«

Shea nut wa mugaso nnyo kubanga aleeta ensimbi ate aliibwa bwaba akoleddwamu omuzigo.Bwaba afuliddwa omuzigo bulungi ayinza okukolebwamu ebintu bingi nga emisubbawa ne ssabbuuni.

Okufuluma omuzigo gwa shea oguli ku mutindo kitandiika n‘okuggya shea okuva mu nnimiro mu budde aleme okuwumba nga tanamera mu nnimiro.

Okukola

Tandiika nga okunganya shea era ogyeko ekikalappwa okwewala ensingo ya shea obutawumba n‘okumera.

Wano bugumyako ku nsingo za shea okumala eddakika 30 okukendeeza ku bungi bwa muzigo ogwa shea.

Era yanika ebikalappwa omuli shea mu kasana ku kintu ekitukula ate nga kikalu oluvanyuma byasse nga bitandiise okunyenya munda.

Okwongerezako,londalonda n‘engalo ensigo era ozawule okuva mu kikalappwa oddemu okaze ensingo eri gy‘oggyemu.

Yongera okwawula ensigo za shea ennungi ku mbi okusobola okufuna omutindo omulungi. Ensigo embi ziyinza okukolebwamu emisubbawa ne ssabbuuni.

Bwomala sekula ensingo za shea nuts mu butundu obutonotono era obusikeeko.

Biteeke mu kinu oba olubengo oteekemu amazzi nga bwotabula okutuuka nga omuzigo gutandise okweyawula ku mazzi.

Ng‘omalirizza fumba omuzigo gwokka oluvanyuma senako omuzigo gwa shea oguteese obulungi ku ngulu era oguleke gukale bulungi.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:02Shea nut wa mugaso nnyo kubanga aleeta ensimbi.
01:0301:26okukola omuzigo gwa Shea.
01:2701:57Londa shea nut n‘oluvanyuma oggyeko ekikalappwa.
01:5802:13Sooka ofumbeko shea nuts okumala eddakiika 30.s
02:1402:45Yanika ebikalappwa bino mu kasana mu kifo ekikalu obulungi bwomala obyase.
02:4603:37Yawula ebikalappwa okuva ku nsigo n‘oluvanyuma oddemu ozanike.s
03:3803:56Yawula ensigo za shea ennungi ne mbi.
03:5704:36Sekula shea nuts zo mu butundu obutonontono era obusikeko.
04:3705:34Zisekulire mu kinu oba ku lubengo oba mu kyuma.
05:3506:04Tabula omuzigo gwa shea n‘engalo nga bwogattamu amazzi okutuuka nga omuzigo gweyawudde n‘assssmazzi.
06:0506:35Omuzigo gufumbe gwokka bwomala oseneko omuzigo gwa shea ogwaddala kungulu ogulinde gukale.
06:3607:19Okusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *