Engeri y’okuzimba enimiro y’ebivavava

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=wIQhlAf_gh4

Ebbanga: 

00:05:59

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Asian garden 2 table
» Weyunge ku mukutu gwaffe oba tukyalieko ku mutibagano https://asiangarden2table.co. Tukoze okulonda okulungi okw'ensigo y'ebivavava okuva mu Asia nga bitundibwa. Tweyanza nnyo obuwagizi bwo. Mu lutambi luno ngenda kulaga engeri gyenafuula olugya lwa pasikalamu enimiro y'ebivavava mu naku satu .«
Ebivavava bya mugaso nnyo mu ndya e’yobulamu wabula eniniro zabyo zirina okutekebwa mu bifo awatuuka omusana nga wali wala okuva ku miti eminene wamu n’ensijko okukendeza okulwanira ebiriisa.
Bwoba otegeka enimiro y’ebivavava tokozesa bikumbi bivugula kubanga bisalasala omuddo  ogumala negumerukamu omuddo omulala nga awo guba muzibu okugyamu.  Ettaka omulimilwa enva zino lirina okuba nga liri fuuti 1-2 okukka nolwekyo gyokoma okulimiramu ebivavava gyerikoma okukka era enimiro neba y’amutindo.

Emitendera

Sima omuddo n’ekitiyo , okunkumule ettaka nga bwogyamu omuddo.
Omuddo gwawule mu ttaka nga okozesa ekikumbi eky’amanyo(rake).
Zimba ku nkomerero y’obulimiro nga okozesa amatofali okwawula enimiro ku muddo n’emirandira.
Wanikako enmiro z’omunsawo amazzi galeme kukulukutira mu nimiro
Tekamu ettaka elyokungulu  egimu fuuti 1 eri  abo abalima mu ngeri y’obutonde.
Sasanya bulungi era otabule ekigumusa, bikka era okole nakavundira mu ttaka ettaka lyongere okukola obugimu.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:11okuzimba enimiro y'ebivavava
00:1200:36Sima omuddo n'ekitiyo, olikubekube era ogyemu omuddo n'emirandira
00:3702:29Yawula era ogyemu omuddo, emirandira okuva mu nimiro.
02:3003:37Zimba ku mabali nga okozesa amatofaali era ensawo z'o bulimiro oziwanike.
03:3804:06Tekamu ettaka lyokunguli egimu eri abo abalima mi ngeri y'obutonde.
04:0705:21Sasanya ettaka egimu , obikke era oleke ebibise bivunde mu ttaka.
05:2205:59Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *