Okuzalisa obwana, okukama wamu n’okulabirira obwana mu mbuzi

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=ChK7a5C4aIQ&t=7s

Ebbanga: 

00:03:08

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2017

Ensibuko / Omuwandiisi: 

AgVid
»«

Okutandika, omutindo gw’ebintu ebiva mu mbuzi gusinzirira ddala ku ndabirira nga ozirunda.

Bwoba owakisa, londa embuzi enkazi enene bwoba otabula ebika. Nga olowooza ku banga lyezimala nga ziri lubuto ery’enaku 144 ku 145, yonja enyindo z’obwana n’omumwa nga bwakazalibwa okubuyamabko okusa obulungi era ekisawo omugira omwana okisuule wala.

Endabirira y’obwana

Okwongerako, obwana buyambe buyonke amata agasooka okumala eddakika 5 mu naku ebbiri era oziriise ebintu 10 % eby’obuzito bwazo mu lunaku. mEmbuzi ezadde giriise emere erimu ebiwuzi era olekere okugiwa emere eya butto bweba tenazaala. 

Okukama embuzi

Kamula amata agasuse okuva mu mbuzi nga okozesa emikono era olekemu agasanide okuyonkebwa akabuzi akato kubanga ekola amata mangi ga naku kumi. 
Si byebyo byoka waggulu, naye era obwana bukumire ku maama wabwo okumala enaku 10 era oluvanyuma obwawule nga buyonka emirundi ebiri mu lunaku. Kino kiyamba obubzi okutandika okulya omuddo. 
Oluvanyuma, bugye ku mabeere ku mwezi gumu nekitundu era oyongere okukama paka lweddamu okuzaala okuusobola okwewala ebbanyi. Obubuzi bufa nnyo singa bulisibwa bubi nedabirira  nolwekyo kozesa gulopu z’amasanyalaze okusaamu ebbugumu mu kiyumba ky’obwana. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:33Londaembuzi enkaze enene z'oba ozazaamu.
00:3400:47Kuba zimala enaku 144 -145 nga ziri lubuto, longosa omumwa n'enyindo z'akabuzi nga kakazalibwa.
00:4800:51Yoola ekisawo omuzalilwa omwana era okikasuule wala okuva ku faamu
00:5201:04Obubuzi buyambe buyonke amata agasooka okumala esaawa 0.5 mu naku 2.
01:0501:27Obwana buliise 10% ey'obuzito bwazo mu lunaku
01:2801:45Embuzi ezadde giriise emere ey'ewuzi era togiwa mere ya masavu nga tenazaala.
01:4601:52Kama amata agasuse okuva mu kibeere nga okozesa mikono.
01:5302:01Mu bbeere lekamu amata agasanide okuyonkebwa obwana.
02:0202:11amata bwegaba matono oba maama nafa, obwana bunyweze nga okozesa eccupa.
02:1202:25Obwana bukumire ku maama wabwo okumala enaku 10 olwo obawule.
02:2602:39Bugye ku mabeere mu mwezi gumu n'ekitundu era osigale nga okama paka lwedamu okuzaala.
02:4002:55Obwana bufa nnyo bwebulisibwa obubi mu ndabirira
02:5603:05Kozesa gulopu z'amasanyalaze okwongera ebbugumu munda mu kiyumba ky'obwana.
03:0603:08Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *