Okumerusa endokwa z’ebivavava enamu

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=nz-3t64XNm4&t=125s

Ebbanga: 

00:04:11

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2014

Ensibuko / Omuwandiisi: 

AHR Videos
Engeri y'okumerus endokwa z'ebivavava enamu

Ebivavava mere, ddagala ate nga zivamu sente eri abalimi era bwebagoberera emitendera emituufu abalimi basobola okufula endokwa ez’omutundo ezivamu ebirime ebirungi. 

Wabula olugendo lwona lutandika nakulonda nsigo nungi okuva eri abesigika nga temuli bulwadde, nga efanagana, emeruka bulungi era nga ekumibwa mu kifo ekiwewevu nga wakalu. Wailo endwadde ez’enjawulo ezikwata ebivavava era nga ezisinga ze aphids wamu nebiwuka  ebirala ebinuuna amazzi nga bitambuza obulwadde, obwomutaka nga engeri esinga mwoyinza okubyewala butakozesa ttaka nokozesa ebintu nga olusenyente olukolebwa mu mpapula (Pitmoss) wamu n’ettaka eriva mu kulunda ensiringanyi (vermiculite) era wewale okukozesa ebikonge by’emiti kubanga emirandira giyinza okumera mu miti. 

Emitendera egisokerwa nga olima

Tandika nakulonda ensingo ey’omutindo okuva eri abesigika era ozimereze mu bulobo. zino osimba ensigo emu buli kinya ku buwanvu bwa 1cm mu ttaka omutali bulwadde era nobika, okugattako obulobo obutuuza awantu awasitufuokwewala endwadde z’omuttaka olwo ofukirire okutandika okumera bwomala oziwe ekisikirize n’ebbugumu lya 20-25^C okwongeza ku kumeruka n’ensigo okusituka amangu. 
Endokwa bwozikuliza mu kiyumba (green house) kakasa nti tewali kisikirize era otangire ebiwuka wamu n’endwadde z’omuttaka wabulaengeri esinga okulwanyisa obulwadde obuva mu ttaka kwekukozesa  olufu nga teruva mu ttaka. Okusembayo nga wayise wiiki 4simbuliza era ozibikule nanye nga emitunsi ogikuuma kubanga bwegimenyeka kiyinza okuyingiza obulwadde. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:09Emitendera gy'okumezamu endokwa ez'omutindo.
00:1000:48Londa ensigo enungi okuva awesigika era ensigo ozimereze mu bulobo
00:4901:17simba ensigo emu buli kinya mu buwanvu bwa 1cm mu ttaka omutali bulwadde
01:1801:36Obulobo butuuze ku bitebe by'ebyuma nga biri wagguli naye wewale okukozesa ebimeza by'emiti.
01:3701:47Obulobo bufukirire era otekemu ekigimusa paka ku wiiki 2-3.
01:4802:25Tekwao ekisikirize era okuume ebbugumu lya 20-45^C . Ensigo zimera mu naku 3-7
02:2603:09Kakasa nti enyumba (green house) teri mu kisikirize, tangira ebiwuka wamu n'endwadde eziba mu ttaka.
03:1003:48Oluvanyuma lwa wiiki 4 simbuliza era ozibikule naye nga emitunsi ogikuuma obutava ku ndokwa.
03:4904:11Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *