Okulabirira faamu y’ebyenyanja

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=XU9zQbhg4Ws&t=1s

Ebbanga: 

00:04:00

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Aquaculture Tribe
Luno lwe lutambi olwokusatu ku ndabirira y'ebyenyanja . Endabirira egenda kubeera ku buyonjo kub kikulu mu bulunzi bwe byenyanja. Keberako ku butambi bwaffe obwemabega okuyiga ku bikolebwa byona.

Amaggi gebyenyanja amabi gavaamu obwnyenyanja obubi.  Ebyenyanja bisobola okulundibwa mu bidiba, mu pipa oba mu bukebe obuwanike, mukidiba enyanja oba olukalu. Okukendeeza ekabyo mu byenyanja naddala nga byakatuuka okwongera ku makungula. 

 Okukendeeza ekabbyo mu byenyanja kyongera ku makungula nolwekyo, bwoba oliisa ebyenyanja sooka owe obuto  olwo odde ku bikulu. Okugatako, kikulu okuleeta ebyenyanja ebiramu nga bigumu kino kisoboka bwonisoma mu butambi nga tonagula. Ebbugumu ly’amazzi lireeta ekkabyo. 

Okwewala ekkabyo mu byenyanja

Kakasa nti ebbugumu ly’amazzi nga otambuza ebyenyanja  bwosaako nokubinaaza mu mazzi amalal agalimu omunnyo olumala edakiika 5-10okwewala ebiwuka. ERa ebyenyanja obiriise emere  nga embeera yona eterdde era nga ebyenyanja byona byetegefu okulya. 
Okwongerako, kakasa nti ofaayo nga obiwa emere obutadugaza mazzi. Okugatako, wewale okulundira ebyenyanja ebitenkana bululu wamu  era sookanga kuliisa bito olwo oliise ebikulu. 
Ebipimo by’amzzi ebituufu osobola okufuna bwotukirira abaluuza ebyenyanja.  
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:42Amaggi gebyenyanja amabi gavaamu obwnyenyanja obubi. Ebyenyanja bisobola okulundibwa mu bidiba, mu nyanja oba ku lukalu.
00:4301:07Leeta ebyenyanja ebiramu nga bigumu era okakase nti tebifuna kabyo nga bituuse.
01:0801:37Ebireeta n'okulwanyisa ekkabyo mu byenyanja: okwawukana mu bbugumu ly'amazzi nolwekyo kakasa nti amazzi gabuguma kyenkanyi
01:3801:58Kendeeza ebireeta ekkabyo mu budde okusobola okwongera ku byofuna mu byenyanja.
01:5902:08Ebipimo by'amzzi ebituufu osobola okufuna bwotukirira abaluuza ebyenyanja.
02:0902:25 Kuuma ebbugumu ly'amzzi nga obitambuza
02:2602:36 Ebyenyanja ebigidwa ewalala birina okunazibwa mu mazzi omuli omunnyo okumala edakiika 5-10
02:3703:14 Ebyenyanja biriise nga ekkabyo libiweddeko era wegendereze mga obirisa.
03:1504:00 wewale okulundira ebyenyanja ebitenkana bululu wamu, era sookanga kuliisa bito olwo oliise ebikulu.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *