Nga enkola eyokuwangaaz obutonde, okusimba emiti kukolebwa kulwebirungi ebyenjawuilo ebirimu.
Ebibira bikulu eri ebitonde ku nsi kubanga biwa ekibezaawo obulamu bw’abantu, biwa ebintu bingi amaka, okubera empagi mu lujjegere lw’amazzi, ettaka ne Crabon. Ebibira birina emirumu egirabika n’egitarabika mu butonde.
Okuwangaaza ekibira
Kubanga kikulu eri okuberawo kwebirina obulamu ku nsi, ebibira biwa abantu embeera enungi era nga maka eri ebintonde bingi, mpagi mu lujjegere lw’amazzi, ettaka ne Carbon. Ebibira birina emirumu egirabika n’egitarabika mu butonde, muvaamu emiti, emere n’eddagala.
Mu ngeri yemu, emiti kikosa emirimu gy’obutonde eri ensi n’amazzi, okuzaawo obugimu mu ttaka, okutangira okuluguka kw’ettaka wamu nokutereka Crabona. Emiti gisanyizibwa okuzimba , okukola empapula, enku, okulima, okulunda wamu nokuzima ebibuga.
Ekisembayo, nga okusanyawo emiti kwongera ebintu 10% ku mukka ogufumulwa mu bbanga, okusanawo kw’ebibira kwongeza ku nkyukakyuka mu mbeera z’obudde wamu n’embeera eyitiridde