Abatandika okulunda enjuki

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=zDZDYgBkCx0&t=64s

Ebbanga: 

00:05:47

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2013

Ensibuko / Omuwandiisi: 

GrowOrganic Peaceful Valley
Wali olowozeza ku kulunda enjuki? Mu lutambi luno, Tricia akuyitiramu ku mitendera gyokutandika wamu n'okusayo emizinga

 Waliwo ebisokerwako abalunzi b’enjuki byebetaaga okumanya nga batandika okunda enjuki. 

Nga tonatandika ku lunda njuki, londa ekifo eky’omusetwe ekikalu nga osobola okukitukako buli kadde okuyita mu mwaka woba ossa emisinga gyo. Bwoba osaayo emizinga, kakasa nti  omulyango tegutunude mu kubo, mu balirwana oba awaka wo sako n’ebisolo byawaka webizanyira’ Osobola okusaayo omuzinga gwo nga gutunudde mu lukomera era enjuki ziyiga mangu okubuuka  okusala waggulu w’ekifo. 

 Okusibayo omuzinga

 Osobala okuteeka omuzinga gwo wansi ddala ku ttaka oba ku kintu ekisitufu naye nga kyegolodde okugeza olubawo. Awantu awasitufu wagalibwa nnyo kubanga wakuuma ento y’omuzinga nga tekosebwa era nekigiziyiza okuvunda. Nga osinzira ku mbeera y’obudde wamu nokuberawo kw’obuwunga mu bimuli, osobola okusawo ekirirwamu okumpi n’omuzinga okuyambako enjuki empya okuzimba amangu. Ebirirwamu osobola okubisamu sirapu ya sukaali nga ekolebwa otabudde sukaali owobutonde mu mazzi mu bipimo bya 1:1. 
 Ku ngulu, Tuzaako obusenge bw’omuzinga bibiri. Mu busenge buno nabakyala mwabiika amaggi agafuuka ekivunyu, ekiwuka oba enjuki ento, byona nga biyitibwa njuki (brood). 
Keberanga obusenge okakase nti biramu era  enjuki bwezijula mu busenge/brood n’ebiwuka oba omubisis paka ku 85%, olwo osobola okwongerako akasenge akokusatu. 
Okusobola okukumira nabakyala mu busenge, tekamu ekyawula nabakyala ku ngulu omuzikirwa. Otekemu akaloddo k’omubisis, oyalemu akabika munda era ekisambayo obike omuzinga okuva eri enkuba n’omuzira. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:29OKulonda ekifo awokuteka omuzinga.
00:3001:20Kakasa nti omulyango gw'omuzinga tegutunudde mu kubo oba awazanyirwa.
01:2101:55Osobola okuteeka omuzinga wansi ku ttaka oba awantu awasitufu.
01:5602:30Okusinzira ku kubeera kw'ebimuli n'embeera y'obudde, osobola okusawo ebirirwamu.
02:3103:17 Teka obiusenge bubiri nabakyala wanabiika amaggi n'egalula.
03:1803:29 Tekako akasenge akawula nabakyala okusobola okumukumira mu busenge.
03:3004:19 Yongerako ekinyweza ku kansenge ka nabakyala.
04:2004:59 Ekisembayo, funa kyobika ku muzinga okutangira enkuba okugukuba.
05:0005:47Okufundikira

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *