Okugyako n’okuteekako emipiira gya tulakita mu ngeri etali ya bulabe

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=i-DMm4a8FGY

Ebbanga: 

00:04:35

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

CEAT Speciality Tires USA
Emipiira gikuyamba ku kutambula.Emipiira emirungi n’empaanka zigenderako bikulu nnyo ku migaso gy’emipiira ku tulakita,n’ensonga endala nnyingi.

Olw’okuba nti tulakita ekozesebwa mu kwaguya emirimu ku faamu , Embeera  y’emipiira yeraga obwangu mu kumaliririza emirimu, omutindo gw’omulimu  emirimu n’obusobozi bwatulakita mu kukola emirimu egiba aba gikuweereddwa.

Ng’okugyako n’okuteekako emipiira gya tulakita obulungi kwetagisa amagezzi amakuggu ,wetaaga okakkasa nti emipiira n’empaaka gigenderako nga tona gitekako.Amagezzi g’okugiteekako gasobola okufunibwa mu ndagililo y’okugyako n’okuteekako emipiira n’empaaka.

Enkwata y’emipiira
W’okozesa mpaaka enkadde ku mipiira emippya olina okakkasa nti gigendderako nga’te milamu bulungi era empaaka kwezituula sigako woyiro nga tonatuuza mu mipiira .Genda maaso nga akantu akayitwaamu  omukka n’akaawula empagi ku mupiira obutunuka wansi okusobola okwewala okukosa awatuula empanka.
Mungeri  yemu situla omupiira  oguseemu mu empanka nga ogoberera  bulungi endagiriro, kyuusa awatuula emipiira era olupanka olusindike munda. Nyweza awayitwa omukka,leeta awatula olupanka aw’okubiri olupanka era olusindike mu munda.
Nga omaliriza nnyweza bulungi awayita omukka ku kipimo kya 1bar era okakkase nti awatuula olupanka wali mu kiffo ekituufu.Gyako omupiira oddemu omutendera singa awtuula olupanka waba tewateredde.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:54 Nga tonaba kuteekako mupiira,wetaaga okakasa nti emipiira n'empaaka jigenderako nga tona jitekako
00:5501:09Kebera endagiriro y'okusaako emipiira n'empaanka okusobola okufuna ebigenderako.
01:1001:25Kozesa olupanka olukadde weluba lugirako nga telunaba kwonooneka
01:2601:37Kebera omupiira oba tegulina wonoonefu nga tonasaako mupiira
01:3802:20Siga woyiro awatuula olupanka nkunkomerero y'olupanka.
02:2102:36Awayita omukka n'awatuula olupanka wateeke mu kiffo kyawansi.
02:3702:50Situla omupiira oguseemu olupanka.
02:5102:58Kyusa awatuula olupanka kunkomerero osiindike mu olupanka bulungi
02:5903:07Nyweza awayita omukka oleete awatuula olupanka olulala olusse ku nkomereroo osindikke munda.
03:0803:26Nyweza awayita omukka paka ku kipimo kya 1bar okakkasa nti awatuula olupanka wali mu kiffo ekituufu
03:2703:51JJako omupiira oddemu omutendera singa awatuula olupaanka tewaba mu kiffo ekituufu.
03:5204:35ekifuunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *