»Okwekuuma nga embizzi ezaala«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=rVtBfhdZjJk

Ebbanga: 

00:03:02

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2019

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Farm & Food Care
» Embizzi enkazi enkulu zezo ezituuse okuzaala obwana mukaaga paka ku abiri mu buna omulundi gumu: okuzaala kwazo kuyitibwa farrowing era nga okutwalira awamu zizaala emirundi ebiri mu mwaka. Embizzi enkazi zikumibwa mu busenge mu kiseera kino okusobola okukuuma obuyonjo wamu nendya, era nokuzikuuma kwosa n‘obwana. . «

Kubanga kyamaguzi kirungi okugezaako, omutindo n‘obungi obw‘ebintu ebiva mu mbizzi bisinzira ku kika wamu n‘omutendera gwa tekinologiya nga zirundibwa.

Okuzaala kw‘embizzi kyekyo ekiseera okuva enkazi lwetandiak okusindika obwana, ekumibwa mu kiyumba okuyonjebwa, okutta obuwuka wamu nokwewala okunyinga obwana obuyinza okugenda wansi wayo. Akasenge omuzaliwa kisinga kuba kirungi nga emu emu yetwalibwayo okulabirirwa omulunzi.

Endabirira y‘embizzi

Akasenge awazalirwa waba siwabulabe eri obubizzi obuto, kitwala esaawa 6 ku 8 embizzi okumaliriza okuzaala oluzalo olw‘obwana 6 ku 24. Akasenge kayamba embizzi okuzaala era bwoziterawo n‘ekuttiya ekya mita 1 okusitukamu.

Okugattako, amata g‘embizzi mwemuva ebiriisa ebisinga eri obubizi obutto, butandika okulya ku wiiki satu era nobutandisa emere engumu nga buri mukiyumba ekyabwo bwoka.

Ekisembayo embizzi enkazi egibwa wezalidde nedizibwa mukiyumba ekyetadde.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:08Okuzaala kw‘embizzi kyekyo ekiseera okuva enkazi lwetandiak okusindika obwana.
00:0900:22Embizzi egenda okuzaala ekumibwa mu kiyumba okuyonjebwa, okutta obuwuka.
00:2300:42Wewale okunyinga obwana obuyinza okugenda wansi wa maama wabwo.
00:4301:04Akasenge omuzaliwa kisinga kuba kirungi nga emu emu yetwalibwayo okulabirirwa omulunzi.
01:0501:21Akasenge awazalirwa wakolebwa nga siwabulabe eri obubizzi obuto.
01:2201:32Kitwala esaawa 6 ku 8 embizzi okumaliriza okuzaala oluzaalo.
01:3302:27Mu kasenge oziterawo ekuttiya ekya mita 1.
02:2802:40Amata g‘embizzi mwemuva ebiriisa ebisinga eri obubizi obutto, butandika okulya ku wiiki satu.
02:4102:47Obubizzi obutwala mukiyumba ekyabwo bwoka gyebulira emere enkalubo.
02:4802:54Embizzi enkazi egibwa wezalidde nedizibwa mukiyumba ekyetadde.
02:5503:02Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *