»Engeri y‘okuwamu emmere entuufu enkoko zo «

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=U14foglt-A4

Ebbanga: 

00:04:37

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Farmalert Media
»Emmere enkoko zo zezirya zitabulwamu ebirungi bingi okugeza; amazzi, emmere ezimba omubiri, emmere eziwa amaanyi, ebirungi ebiziyamba okukula, n‘ebizongera omugejjo. Bwekiba kikoleddwa bulungi awo ebinnyonyi byo omukisa okukula obulungi«

Ekintu ekisinga obukulu mu kulunda enkoko y‘endiisa yaazo .

Endiisa yaazo ensalawo kinene nnyo ku bulamu n,enneyisa syaazo. Nga olunda olwebeeya lw‘enkoko, olina okuteeka ennyo essira ku kifo gyojja emmere yaazo katugambe nti kyetaagisa nnyo ofune emmere yaazo okuva ku kitunzi amanyikiddwa. Osobola n‘okusalawo okukozesa emmere eyatabulwa edda oba oyinza okwetabulira eyo naye bwoba wetabulidde eyiyo fuba nnyo okulaba nga ofuna ebirungo byonna okuva erio omuntu alina amagezi agamala ku ntabula y‘emmere.

Endabirira y‘enkoko ennungi.

Nga omaliriza okugula ku kitunzi eyesigika, fuba nnyo okutereka emmere mu kifo ekikalu ewatatuuka mazzi kwonoona mmere. Amazzi bwegayika mu mmere, ewumba ekigyivirako okwonooneka nga aspergillosis mu binyonnyi ekizivirako okufuna obuvune.

Nga ozirisa, tokisussa ate toziwa kitono.kiba kirungi ebinyonnyi n‘obiwa emmere emala mu budde obutuufu.

Kakasa nti oziwa amazzi amayonjo naye bwoba okozesa binyweso, byozenga ate okyuse nga amazzi ago buli ddakiika.

Osobola okuzirikiriza n‘ebiriisa. Ebiriisa bisobola okuba ebirungo ebiziyamba okula naye kakasa nti oziwa ebipimo ebituufu.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:19Endiisa esalawo kinene nnyo ku bulamu n‘eneyisa y‘olwebeeya
00:2001:05Kulwe ndiisa ennngi, fuba nnyo okufuna emmere okuva ku kitunzi amanyikiddwa.
01:0601:56Emmere gikuumire mu kifo ekiwewevu nga ate kikalu bulungi.
01:5702:42Toziwa mmere nnyingi oba ntono nnyo.
02:4303:16Ebinnyonyi biwenga amazzi agatukula.
03:1703:35Ebinnyonyi osobola era n‘okuzirikiriza.
03:3604:37Mu bufunze.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *