»Engeri y‘okwewala oba okukendeza ensobi mu kulunda embizzi – ekitundu eky‘okubiri.«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=LVhEG1pJxzw&t=61s

Ebbanga: 

00:10:43

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Adams Farm Foods
»Engeri y‘okwewala n‘okukendeza ensobi , Mu kulunda embizzi kikulu nnyo wetuda ku kulunda , kiyamba abalimi n‘abalunzi okusala kunsasannya ya ssente, n‘okwewala okola ensobi. kyamugaso nnyo okwekkannya wa wosobolera okutereka ssente n‘okuzisiga mu bintu ebirala ebisobola okuyamba bizinensi yo okukula.«

Okulunda embizzi kufuna era kulimu amagoba n‘ebyo ebijiddwa mu butonde okugeza nga ennyama, ebijimusa ,amannyi agava mu bussa, sabbuuni n‘ensimbi. Waliwo ebisobola okolebwa okukendeza ensobi mu kulunda embizzi.

Okwongerezaako, okuliisa kutwalawakati w‘ebitundu 70 ne 75 ku buli kikkumi ku ssente ezeyambisibwa mu kulunda n‘olwekyo kyetagisa okukendeza ku nsasannya osobole okwongeza ku magoba.Embizzi zisobola okulisibwa enva endiirwa ezalayisi nga emirandira gya muwogo, ebikoola nebiwata , amalagala ga lumonde n‘emirandira , endagala,obusigalira bw‘ebinyebwa nga bamazze okujjamu butto, ebikoola by‘amappapaalin, n‘ebibala, ebikoola by‘amayuuni , ebikajjo n‘ebikola byabyo.,

Okulunda Embizzi.

Emitendera ejirina okolebwa

Bulijjo beera n‘awokujja emmere eya layisi ate nga nnungi nga emmere etabuddwa mu ekiriisa ekizimba omubiri nga wawerako osobole okwongera ku magoba.

Okwongerezaako, kozesa ennekuuma eyenjawulo ey‘obutonde okusobola okwewala obulwadde obuyinza okugwawo era okendeze ensasanya y‘obuwuka.

Mu kwongerezako , kakasa ntiweyambisa engeri enungi ey‘okwewala obulwadde nga olongosa ebiyumba by‘embizzi , okugema, okukyusa obukuta buli kadde , longosa era otte obuwuka mu kiyumba.

Era kakasa nti nti okuuma bulunji ebiwandiiko era opime embizzi zo nga tonazitunda osobole okugereka ebbeyi yazzo bulungi nga tonazitunda.

Emigaso gy‘emmere.

Muwogo aziwa amannyi, n‘ebiriisa ebizimba omubiri wabula ka butto kalina okwongerebwa ngamu nga ebisolo tebinagabulwa okusobola okwongeza ekiriisa ekizimba omubiri.

Lumonde mulungi nnyo mu kuwa amannyi,azimba omubiri waba asalasaliddwa ayambako mu kumenyamenya emmere mu lubutto.

N‘ebisigalirira by‘ebinyebwa nga bamazze obikola mu butto , amayuni nago gaziwa ekiriisa ekizimba omubiri,amapapaali gaziwa ekirisa kya vitamin eziwerako ate ebikajjo nsibuko y‘amannyi.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:03Funna awaggulwa emmere eya layisi nga wawera.
01:0401:42Emmere y‘embizzi eva ku bimmera; emirandira gya muwogo,ebikoola n‘ebiwatte ,amalagala ga lumonde n‘emirandira, endagala.
01:4302:00Groundnut cake, pawpaw leaves and fruits, cocoyam leaves, sugarcane stem and leaves.
02:0102:35Muwogo awa embizzi amannyi n‘ebiriisa ebiralala ebizimba omubiri wabula gatamu butto nga tonagabula nsolo.
02:3603:08lumonde awa ebisolo amannyi, n‘ekiriisa ekizimba omubiri era lumonde asalasaliddwa nakazibwa ayamba ku mmenyamenya y‘emmere mu lubutto.
03:0903:50Ebisigalira by‘ebinnyebwa ebijjidwamu butto n‘amayuuni birimu ekiriisa ekizimba omubiri , epapaali liziwa ekiriisa kya vitamin n‘ebikajjo biziwa amannyi.
03:5105:46Implement several farm bio security measures to avoid disease out break.Kozesa engeri ezenjawulo ez‘okwetangira obulwadde ng‘okozesa obutonde bw‘ensi.
05:4707:13Kakasa nti okozesa engeri y‘okwetangira endwadde ennungi okusobola okwewala okuffa kw‘ensolo.
07:1409:23Piggery bio products are meat, manure, biogas, soap and source of income.By‘ofuna mu kulunda embizzi mulimu ennyama,omuka ogufumba oguva mu bussa ,sabbuuni era ofunamu ne ssente.
09:2410:43Bulijjo kakasa nti okuuuma bulungi ebiwandiko n‘okupima embizzi nga tonazitunda.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *