Okulima apple kufuna nnyo wetuda mu bulimi. Abali baazo beyongeraa okuzaagala buli lukya.
Okusimba apple, zino zisimbibwa mu kinnya ekiri ku buwanvu n‘obugaazi bwa fuuti 2 ku 3 .Ettaka litabulwamu ebigimusa nga okusimba tekunatandiika.Omutti wegukula gufukirire omulundi gumu buli week.Enimiro togigata mu kasooli na muwemba kuba bijja kuvugannya n‘omutti gwa apple.Ennyanya nazo tezikirizibwa kubanga ziwalampa.Okufukirira ennimiro mu biseera ebyekyeya kyongera ku makungula.
Obirungi ebiri mu kulima Apple
Apple ezikunguddwa zisobola okutundibwa mu nsi mwezirimiddwa oba nezitundibwa ku katale k‘ensi yonna okusobola okuzaamu abaalimi amannyi ne bannansi okuzetanira. oOkulimaa apple ra kuyamba mu kugoba obwavu.