Apple ezisinga okulibwa mu kenya zigibwa mu kyondo kya bawalabu oba mu bukikaddyo bwa Afirika. Olwensonga nti apple ezirongoseddwamu zetaaga okulabirirwa ennyo ate n‘ekibala kya kwegenderezaa nnyo. Apple eziva mu kennya zitwalibwa mu bukiikaddyo bwa Afirika okuzikola mu eby‘okulya nga Apple Pie.
Engeri yokola ensigo za Apple enongoseemu
Ebika bya apple ebippya ebijibwa mu kibira ekiyitibwa Aberdares zitwala emyezi mwenda okula weziba zisimbiddwa mu mmerusizo. Weziba zikuze ekibala kiba n‘obuzitto bwa kimu kyakuna ,apple eno eba esinga ziri eziva mu nsigo enongoseemu obuzito era ziba n‘okuwooma kwanjawulo.
Mu kukola ebika bya apple ebippya,ebika ebinnansi bigattibwa nebyo ebirongoseddwamu. Awo nebiryoka bikula obulungi mu myezi kumi nagumu (11) era nebimerako ebibala ebiwooma ennyo okusinga ebivva ku bika ebirongoseddwa mu nga bisimbiddwa byoka.
Okukungula ekiwera
Emitendera egiyitwamu okusoobola okukungula apple ennyingi gye gino wammanga;akaabanga akalekebwa wakati w‘emitti gya apple kaba kaa fuuti 8.5 ku footi 8.5.Ebigimusa birina okozesebwa ng‘osimba era birina okwongerwa mu ttaka emirundi ebiri.Ebinnya ebisimbibwa mu birina okuba ebigere bibiri mu kuka wansi era ebigere bibiri mu bugazi.
Ebigimusa ebitekebwa mu biyamba apple okubaza ebibala abiri(20) mu myezi 9 mu myakaa essattu.Omutti gwa apple gumu gusobola okubala ebibala enkumi ssattu (3000) era wezeeyongera okukulaa zisobolaa okuweza ebibala kasanvu (7000).
Obuwangazi bwa Apple
.Ebika bya apple ebippya ebigatiddwa bisobola okuwangala emyaka binna(400) weziba zikunguddwa emirundi ebiiri mu mwaka.Emitti gya Apple ezigatiddwa mu nnimiro ziba n‘obuwangazi bwa myaka ataano (50) nga gibaza ebibala ebifaanana obulungi.