»Enkola y‘okulwanyisa ebirwadde ku faamu y‘ebinnyonyi«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=hVw96Oy2dvk&t=24s

Ebbanga: 

00:06:06

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

AIM Agriculture
»#FAO #JlIfad«

Enkola y‘okulwanyisa ebirwadde ekolebwa okukendeeza ku kuleetebwa n‘okusiigibwa kw‘endwadde ku faamu era kino kirina okuteekebwako nnyo essira naddala omuntu alimu by‘obulunzi

Okukola amangu,emitendera egigobererwa mu nkola y‘okulwanyisa ebirwadde girina okugobererwa biteekwa okuba nga bizibu okwewala ate nga byangu okuteeka mu nkola okugeza buli mulimu gulina okuba nga gusoboka, gukolebwa ate nga gusobola okubeezaawo. Okuziyiza endwadde mu lwebeeya kusobola okukolebwa nga omanya n‘okutegeera obulwadde , mpozzi n‘okugoberera emitendera egiyitibwa okuziyiza endwadde. Okusobola okuziyiza okusaasaana ennyo kw‘endwadde, enkola y‘okulwanyisa endwadde kulina okukolebwa ku mutendera omugazi ko okugeza kiziyiza okutambula kw‘ebinnyonyi n‘okuteeka mu nkola ebizikugira.

Enkola z‘okulwanyisamu ebirwadde ku faamu

Omutendera ogusooka okulwanyisa endwadde ku faamu kwe kuziyiza okuyingira n‘okusaasaana kw‘endwadde mu mbeera zonna naye waliwo emitendera egigobererwa okusobola okulwanyisa ebirwadde.

Okuteekawo ekisenge ekiziyiza abantu oba ebintu okuyingira mu faamu, okubiwa amazzi amayonjo n‘ebirirwamu ebitukula, n‘okuzimba ebiyumba ezitasobola kutuukamu binnyonyi ebirya enkoko n‘emmese

Okukozesa ebyo byonna ebyeyambisibwa mu ndabirira entuufu, okugaana abakola mu nkoko okufulumya enkoko, okukyusa engoye n‘engatto ezambalwa nga oyingira oba ofuluma ekiyumba

Okwawula ebinnyonyi ebipya, ozawulemu obusenge, yonga era ofuuyire bulungi

Ebigobererwa mu nkola y‘okulwanyisa ebirwadde

Kakasa nti faamu yo na waka tebituukibwako bintu bireeta endwadde.

Ziyiza abayingira n‘abafuluma kino kikendeeza ku okukwatibwa kw‘endwadde.

Obuyonjo okugeza okuyonja ebikozesebwa, ekiyumba n‘okukuuma obuyonjo. Enkola y‘okulwanyisa endwadde eno ebeera tetuukiridde kikumi ku kikumi naye kyetaagisa okuziyiza obulungi endwadde

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:50Enkola z‘okuziyiza endwadde ez‘enjawulo kikendeeza ku kujja n‘okusaasaana kw‘endwadde mu lwebeeya
00:5101:14Okuzuula obulwadde kikulu nnyo mu kuyamba okubuziyiza
01:1501:45Nga omaze okuzuula obulwadde, fuba okulaba nga obuwonya buleme kusaasaana.
01:4602:36Enkola ez‘enjawulo ez‘okulwanyisa endwadde.
02:3702:53Singa oba n‘ebikozesebwa ebitamala kozesa eyo enkola esoboka , etalina buzibu ate nga esobola okukozesebwa obulungi
02:5403:37Okukuuma ebinnyonyi bireme kukwatibwa ndwadde, kakasa nti awaka ne kiyumba byesudde nnyo ebintu ebivirako endwadde
03:3804:05Kendeeza ku bayingira n‘okufuluma faamu
04:0605:34Kakasa nti oyonja ebikozesebwa, ebiyumba nawe okweyonja
05:3505:05Enkola y‘okulwanyisa endwadde teyetaagisa kuba kikumi ku kikumi nga etuukiridde mu kuziyiza endwadde.
05:0606:06Okwebaza

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *