Ekiseera ekyokukamiza kiteegeza ebikolebwa nga mulimu okuleka obutakama ente mu bugenderevu okumala enaku 60 nga tenadamu kuzaala.
Bwezikamiza, ente zitekateeka ekibbeere eri okuyonsa okudako nolwekyo omulimu guno mukulu guyamba nnyo abalunzi. Okwongerako, ensolo zirabirire nga onyiganyiga okukendeeza ku bbanyi eriyinza okuzikwata mu kukamwa okuddako.
Ensengeka y‘ebikolebwa
Buli kiseera goberera enkola entuufu eyokukama nga otandika okukamiza era wewale okuzikama okugwa obugwi.
Okugatako, ensolo ziwe ebirungo ebitono okuzongerezaako okuziyamba okugumya abasirikale b‘omubiri wamu nokukendeeza obulemu nga zimaze okuzaala.
Okwongerako nga zinatera okuzaala wewale okuziwa emere erimu ekirungo kya calcium ne phosporus.
Era ziriise emere entabule, omuddo ogwa kiragala oba ebisubi ebikalu okusobola okukula obulungi nokubeera enamu obulungi.
Lastly do not feed animals on excess amounts of energy during end of dry period.