»Engeri y‘okulimamu ennyaanya ekitundu 1«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=LY3AvdWkvF0

Ebbanga: 

00:08:44

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

royaldreamtv
»Enima enungi ey‘ennyaanya,ebika, okuyiwa beedi,okusimbuliza, okwewala endwadde n‘ebintu ebyonoona ebirime, okukungula«

Ennyaanya kirime kya kyeeya era kyamugaso no nga kirina emigaso ku bulamu wabula okukirima kyetaaga ettaka nga gimu era nga lilegamya amazzi okumala akaseera ate era nga lirimu emikutu ekitambuza amazzi.

Waliwo ebika by‘ennyaanya ebiwerako nga byawukana mu neyiisa okugeza ezimulirisiza ku ntandw y‘amatabi era zikungulwa ekiseera kitono wabula ate waliwo nekika ekirala ekisasizaako ku matabi era nga zino zitwaala akabanga nga zikungulwa. Bwoba olima ennyaanya mu nasale, akalimiro okasitulamu 15cm okuva wansi okwewala endwandde ezibeera mu ttaka era nokuyamba okutambuza amazzi.

Ebikulu okugoberera

Kozesanga ensigo enongoseemu kubanga kiyamba ku buwangaazi nga oziterese, kyanguyiza okuzongerako omutindo, zigumira endwadde era nokuyamba abalimi okufuna ebbeeyi enungi mu katale nolwekyo oyinza okunsimba empeke yinyini mu nimiro oba okusooka okuzikuliza mu beedi.

Mukwongerako, beedi gibikke okwewala amazzi okufumuuka era ofukirire buli lunaku okwewala ebimera okuwotoka, kuno ozaako kukebera meruka y‘ensigo oluvanyuma lw‘enaku 8 olwo nozisimbuliza nga wayise omwezi gumu okuva lwozisimbye. Wabulasimba mu miteeko egisingagana wiiki 2 okwanguya okukungula mu mitendera.

Okwongerako, okusimbuliza kulina okukolebwa nobwegendera nga wewala okumenya endokwa era osimbe ku lunaku lwelumu lwozigya mu beedi engeri gyezibeera engonvu. Kino kikolebwa okwewala okuwotoka nokuddirira.

Mukumaliriza, enimiro gitekemu nakavundira oba obusa nga osinzira ku bugimu bw‘ettaka okwongera kumutindo era oluvanyuma lw‘emyezi 2 nga osimbuliza, zikoole okwewala omuddo okulwanira ebiriisa nokuyamba okugyamu awazalirwa obulwadde.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:48Ennyaanya kirime kya kyeeya era nga mulimu enyimpi, ezekigero n‘empanvu
00:4903:21Okuzirandiza n‘okuziwagika kyetagiisa, kozesa ebika by‘ennyaanya enongoseemu.
03:2203:59Zikuze nga osimba ensigo mu nimiro mwenyini oba osooke oyiwe beedi, naye nga beedi ekumidwa n‘ebisiikirize
04:0004:51Endokwa zifukirire buli lunaku, beedi ebeere nsitufu 15cm, tunulira emera y‘ensigooluvanyuma lwe naku 8
04:5206:29Simbuliza nga wayis eomwezi gumu nga omaze okusimbaera osimbe mu miteeko nga gyeyawude wiiki 2
06:3006:45Ennyaanya zimala mu beedi wiiki 4, zisimbulize nobwegendeeza.
06:4606:57Zisimbe ku lunaku lwozigye mu beedi.
06:5808:19Add manure or compost to soil, 2 month after transplanting control weedsTekamu nakavundira oba obusa mu ttaka, emyezi 2 nga onsimbuliza, lwanyisa omuddo.
08:2008:44Okusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *