Entede ez‘akanogwa zivaamu sente ntono mukatale era ziyina okuliibwa nga zakanogwa bwekitaba ekyo z‘ononeka. Okuzikaza ky‘ongera kubeeyi yazo mukatale era kiretera entende okuterekwa okumala ebanga ddene.
Entende zengerera mubude bwanjawulo era mukukungula nyeenya amatabi mpolampola okukungula ezo ezengede era kunkomerero y‘amakungula, temako amatabi agengede obulungi ojeko entenda n‘emikono.Okukaza entende, entende ziyina okubeera n‘obwengevu bw‘ebumu. Okukaza entende mukasana kiziretera okufuna obwengevu obusaanide era kiyambako okukendeeza obunji bw‘amazzi mu tende. Mukukaza entende, buli makungula gakaze goka.
Obuyonjo nga onyiga
Londa olunaku oluliko omusana mukukaza entede era tandika mutuntu nga entende zifunye akasana k‘okumakya. Teeka ebiterekebwaamu mukifo ekiyonjo ekibikidwa,munda mukifo ekikalizibwaamu. Kiyina okubeera n‘omumwa omunene okwanguyiza okunyigibwa kwentende era nga kyangu okusitula nga kijjude.
Teeka akaveera akatayisa mpewo mukisero ekikoleddwa mu nsansa, kazeeko ekipapula, era okikugire nebikozesebwa ebivaako. Ekipapula kitangira okuyulika kw‘akaveera era nebikozesedwa mukukugira biyamba mukugumya ekisero mukunyiga entende.
Nyumunguza entende mukisero n‘amazzi amayonjo era olondemu entende embi, obutabi tabi oba amayinja. Ny‘enya okujamu amazi agaba gasigalide era yiwa entende mukaveera mumattu amatonotono nga bw‘onyiga. Gatako omubiri omulala nga guli gukutte era nga guseetede era nga gujjude, siba akaveera n‘ekifundikwa eky‘emirundi ebiri.
Jako omukugiro ogw‘embaawo era ogateko ekipapula ekisembayoera osibe bulungi ekisanikira nga weyambisa oluuma olusiba, kati tereka mukisenge wagulugulu. Panga entende okutuusa ku miko nesatu naye okutereka bwekusuka emyeezi ebiri, Kyuusa emiko nga ejawansi ojiza wagulu nejawagulu nga ojiza wansi.